TOP
  • Home
  • Amawulire
  • FDC ewolerezza Kyuma Kya Yesu: 'Bamuwe omukisa ayogere'

FDC ewolerezza Kyuma Kya Yesu: 'Bamuwe omukisa ayogere'

By Scovia Babirye

Added 8th August 2017

ABA FDC baagala kkooti esooke ewe omuvubuka William Ntege 'Kyuma Kya Yesu' omukisa yeewozeeko nga tebannamusalira musango gwonna kuba naye alina ensonga ze ezaamuviirako okugwa omubaka Simeo Nsubuga mu malaka.

Simeo0703422 703x422

Simeo Nsubuga nga yeerwanako aleme kukubwa Kyuma kya Yesu. Ku kkono, Kato Lubwama ng’anywezezza Kyuma kya Yesu ensingo

ABA FDC baagala kkooti esooke ewe omuvubuka William Ntege 'Kyuma Kya Yesu' omukisa yeewozeeko nga tebannamusalira musango gwonna kuba naye alina ensonga ze ezaamuviirako okugwa omubaka Simeo Nsubuga mu malaka.

Bino byayogeddwa amyuka omwogezi w’ekibiina Paul Mwiru mu lukung'aana lwa bannamawulire ku kitebe ky’ekibiina e Najjanankumbi eggulo ku Mmande, n'ategeeza nti enneeyisa y’abantu tesaana kunenyezebwa kuba ababaka be baleetera abantu okweyisa batyo.

Mwiru yagambye nti ababaka ba Palamenti bayige okusalawo ku bintu ebimu nga basoose kwebuuza ku balonzi baabwe kuba be bakama baabwe ababawa obuyinza era ekyo bwe banaakiyiga ebyatuuse ku Simeo tebijja kubatuukako.

EBIRALA...

Engeri Simeo Nsubuga gye yasimattuse okugajambulwa mu maaso ga Kabaka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kakozaemmotokazeazilabiriraokusikirizabakasitomawebuse 220x290

Mmotoka enkadde mwe nkola ssente...

Wazir Kakooza alaga lwaki omuntu yeetaaga kuyiiya kyokka okukola ssente mu kifo ky'okunoonya emirimu.

Miss 220x290

Abavuganya mu mpaka za Miss Uganda...

Abawala 22 abavuganya mu mpaka za Miss Uganda battunse mu mpaka z'okwolesa talanta

Eyeclinicwebuse 220x290

Kw'olabira amaaso ageetaaga okujjanjabwa...

Kebeza amaaso go buli mwaka okutangira obuzibu okusajjuka ssinga gabeera malwadde

Img20190718132844webuse 220x290

Abakyala mukole ebiraamo okutangira...

Abakyala muve mu kwezza emabega mukole ebiraamo okuwonya abaana bammwe okubbibwa n'obutafuna mu ntuuyo zammwe

Bala3 220x290

Abaabadde ne Prince Omar ng'akwata...

OMUYIMBI amanyiddwa nga Prince Omar bwe yabadde akola vidiyo ye abaamuwerekeddeko baalidde emichomo gyennyama kw'ossa...