TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE KU SSANDE YATUUSE DDA MU KATALE NG’ALIMU EBIKULU BINO

BUKEDDE KU SSANDE YATUUSE DDA MU KATALE NG’ALIMU EBIKULU BINO

By Musasi wa Bukedde

Added 12th August 2017

Mulimu ensonga ezaavuddeko poliisi okukwata taata wa Nnaabagereka e Nkumba. Owa North Korea alonze Genero agenda okubeera mu mitambo gy’okulaga Amerika essomo egimalemu amampaati.

Ya 703x422

Mulimu ensonga ezaavuddeko poliisi okukwata taata wa Nnaabagereka e Nkumba.

Owa North Korea alonze Genero agenda okubeera mu mitambo gy’okulaga Amerika essomo egimalemu amampaati.

Tusubwa okumamya ebifo amakula Bukedde gy’atwala abasomi baayo mu Abu Dhabi mu kalulu akatandika ku Mmande.

Mulimu ebizuuliddwa ku mukazi omulala eyattiddwa mu bitundu by’e Ntebe nga kati baweze 7 mu bbanga lya myezi 2. Byonna mu Bukedde ku Ssande.

Mu Byemizannyo: Arsenal oluwangudde Leicester mu gwagguddewo Premier, Arsene Wenger n’alaga w’agenda okuteeka amaanyi olwo ttiimu ye eyongere okufuuka kabiriiti.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mbarakuzi 220x290

'Abeenyigira mu ttemu mwekube mu...

Yagambye nti abeenyigira mu kutta abalala bakimanye nti Katonda ajja kubasasula nga bwe yakola ku Kaine eyatta...

Nana 220x290

Xhaka yeenyiyiddwa Arsenal: Agenda...

GRANIT Xhaka, eyaggyiddwaako obwakapiteeni bwa Arsenal olw’okuwemula abawagizi ayolekedde AC Milan eya Yitale....

Kinnyaweb 220x290

Ekinnya ku ppaaka ya USAFI kitabudde...

Ekinnya kigambibwa nti kyavudde ku bigoma ebitambuza amazzi ebyassibwa mu kifo kino okubomoka. Okuva ekinnya kino...

Mbonyeweb 220x290

Poliisi ekunyizza omusumba Mbonye...

Mbonye yeeyanjudde ku kitebe kya bambega e Kibuli Ku Mmande nga yasooka kuyitibwa nga October 21, n’atagendayo...

Toko 220x290

Bassita ba Bungereza banenyezza...

EKIKOLWA ky’omutendesi wa Bungereza, Gareth Southgate okuggya Raheem Sterling mu ttiimu egenda okuttunka ne Montenegro...