TOP

Ekyuma ekya kkansa kituuse e Mulago

By Musasi wa Bukedde

Added 17th August 2017

EKYUMA ekipya ekijjanjaba obulwadde bwa kkansa ddaaki kituuse e Mulago oluvannyuma lw’okusooka okuwagamira e Nakawa mu sitoowa za URA olw’emisoso egyabadde gitannamalirizibwa.

Oryem1 703x422

Wabula abalwadde ba kansa baakwongera okulindako omwezi omulala mulamba ng’abakugu bwe bayunga n’okusimba ekyuma kino ekiyitibwa ‘Cobalt 60 Radiotherapy machine.’

Abalwadde ba kkansa bamaze omwaka mulamba n’ekitundu nga bali mu bulumi n’amaziga oluvannyuma lw’ekyuma ekimu ekyaliwo okwonooneka mu March 2016, abalwadde abasoba mu 2,000 ne batafuna bujjanjabi naddala abaali batasobola kugenda bweru wa ggwanga.

Ekyuma kino kyaguliddwa okuva mu Czech Republic ku ssente za EURO 642,000, ng’eza Uganda bwe buwumbi bubiri n’obukadde nga 700.

 rackson ryem akulira eddwaaliro lye ulago ngalaga abaamawulire ekyuma kya kkansa Dr.Jackson Oryem, akulira eddwaaliro ly'e Mulago ng'alaga abaamawulire ekyuma kya kkansa

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit114 220x290

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba...

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba emmere

Fud1 220x290

Omugagga Ham awaddeyo obukadde...

Omugagga Ham awaddeyo obukadde 100 okudduukirira abali obubi olw'embeera ya Corona Virus

Denisonyango1703422 220x290

Coronavirus atta - Onyango

KAPITEENI wa Cranes, Denis Onyango, akubirizza Bannayuganda okwongera okwegendereza ssennyiga omukambwe 'COVID-19',...

Nakanwagigwebaalumyekoomumwa1 220x290

Emmere etabudde omukozi wa KCCA...

OMUKOZI wa KCCA alumyeko muliraanwa we omumwa ng’amulanga okutuma omwana okubba emmere ye, naye abatuuze bamukkakkanyeko...

Hell 220x290

Gav't etaddewo kampeyini ya ‘TONSEMBERERA’...

Gavumenti etaddewo kampeyini etuumiddwa “TONSEMBERERA” mw’eneeyita okutangira okusaasaana kwa ssennyiga wa coronavirus....