TOP

Muka Mugabe akubye nnalulungi w'e South Afrika

By Musasi wa Bukedde

Added 17th August 2017

MUKA Pulezidenti we Zimbabwe, Robert Mugabe bongedde okumulumiriza nga bwe yagenze mu South Afrika ku bugenyi obutongole wabula n’akuba omuwala nnalulungi ayolesa emisomo n’amutuusaako ebisago.

Httpoaolcdncomhssstoragemidas1009b5a22804a4120036724d59e8fc31205567164rts19old 703x422

Muka Mugabe ku ddyo

Grace Mugabe yamaze kusisinkana muwala ono ng’ali ne batabani b’omukyala ono babiri mu wooteeri Sandton, South Afrika.

Omukutu gw’amawulire ogwa BBC, gwategeezezza nti wadde Grace Mugabe tannaba kuvunaanibwa mu butongole, naye yakubye omuwala ayolesa emisono ow’emyaka 20 nga bali mu wooteeri mu kibuga Johannesburg.

Kyokka aboobuyinza bakyatabuddwa okuvunaana Grace Mugabe kuba obugenyi bwe yabaddeko butongole era nga muntu munene gw’otolina gamala gavunaana ku poliisi.

Ensonda zaategeezezza nti bannamateeka ba Muky. Mugabe n’aboobuyinza mu South Afrika baabadde mu nteeseganya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Njagala ananjagala nga bwendi

Njagala ali wakati w’emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky’okukola n’okugenda...

Abanoonya22 220x290

Njagala musajja ananfaako

Nneetaaga mwami Musiraamu, atya Allah ng’ali wakati w’emyaka 38 - 40 ng’asobola okufaayo ku bulamu bwange n’abaana...

Hhh 220x290

Baze takyalina maanyi

BAZE ennaku zino alina ekizibu, talina bulungi maanyi ga kisajja naye ng’ekizibu nkimanyi talina mulimu.

Ssimu 220x290

Engeri gy’owuliziganya n’omwagalwa...

Wabula wadde embeera eno weeri, ate abaagalana balina okusigala nga bawuliziganya ne baganzi baabwe okulaga nti...

Mat14 220x290

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi...

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi Vicent Nyanzi adduukiridde ebitongole bya Gavument