TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ebya Kanyamunyu okweyimirirwa bijulidde wiiki ejja

Ebya Kanyamunyu okweyimirirwa bijulidde wiiki ejja

By Musasi wa Bukedde

Added 17th August 2017

OMULAMUZI wa kkooti enkulu Yasin Nyanzi amalirizza okuwulira okusaba kwa Mathew Kanyamunyu okw'okweyimirirwa nga ensala ye waakugiwa nga wiiki egya nga 23.

Img20170816wa0020 703x422

Kanyamunyu ng'atwalibwa mu kkooti . EKIF: JOSEPH MAKUMBI

BYA ALICE NAMUTEBI

Kanyamunyu ategeezezza omulamuzi nti obulamu bwe buli mu matigga olw’omugotteko e Luzira, bizinensi ze tezikyatambula bulungi okuva lwe yasibibwa era mwetegefu okugondera amateeka gonna aganaamuweebwa singa okusaba kwe kukkirizibwa.

Wabula omuwaabi wa gavumenti asabye omulamuzi Nyanzi agobe okusaba kwa Kanyamunyu ng'agamba nti ayinza okubulawo n'atadda mu kkooti kubanga kati amanyi obujulizi bwe bagenda okumuwaako.

Agambye nti obujulizi obuluma Kanyamunyu bw'afunibwa dda ate n’omusango gw’obutemu ogumuvunaanibwa singa gumumegga ekibonerezo kyakuttibwa nga kino kiyinza okumuviirako okudduka.

Kanyamunyu agambibwa okutta Kenneth Akena November 12,  2016 ku Jinja Road bwe yali amubonereza olw’okalabula emmotoka ye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Masese11 220x290

Abagoba b'amato e Ssese nabo batadde...

Abagoba b'amato e Ssese nabo batadde wansi ebikola

Mabikengaanyonyolaabakampuniyacceccabakolaoluguudolwabusegampigi 220x290

Kkampuni y'Abachina esenze ebirime...

ABAKOLA oluguudo lwa Busega – Mpigi basenze ebirime by'omutuuze n'alaajanira UNRA okumuliyirira.

China1 220x290

Abachina abaakwatiddwa babagguddeko...

POLIISI yakwongera emisango emirala ku Bachina abaatwaliddwa mu kkooti ku Lwokutaano ne basindikibwa e Luzira....

Kangaliyapoliisingaesazeekoekigokyempigiewabaddemmisa 220x290

Poliisi eggalidde Faaza lwa kujeemera...

POLIISI esazeeko Faaza Kiibi ng'akulembeddemu mmisa mu Klezia y'ekigo ky'e Mpigi n'emukwata n'atwalibwa ku poliisi...

Kab18 220x290

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo...

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo