TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Ono anoonya mukazi nga Minisita oba sereebu

Ono anoonya mukazi nga Minisita oba sereebu

By Musasi wa Bukedde

Added 14th November 2017

Oyagala mukazi afaanana atya? Nneetaaga mukazi wa sayizi yange nga mugagga kuba nange bwendi bwe tunaasobola okukwatagana mu ngeri y'okuddukanyaamu bizinensi zaffe mu ngeri y’okuwanganamu amagezi.

Kasajja 703x422

SSEBO ng’onnyirira nga kinya.

Ssente ze zinnyiriza bambi.

Ani azikuteekamu?

Nze kennyini kuba nneekolera ate nnina bizinenzi ez'enjawulo.

Mpozzi ggwe ani ?

Nze Moses Njuba eyakazibwaako erya Kamanda.

Oli kamanda waaki?

Naliko munnamagye ate nakolerako mu kitongole kya poliisi naye ne mpummula.

Obeera wa?

Kakiri.

Okola mulimu ki?

Ndi musuubuzi wa birime.

Olina buzibu ki?

Nnoonya mubeezi.

Omaze bbanga ki nga tolina?

Kati giweze myaka etaano miramba.

Olina abaana bameka?

Ggwe kimanye nti nnina abaana.

Emyaka olina emeka?

Ndi wa myaka 41.

Oyagala mukazi afaanana atya?

Nneetaaga mukazi wa sayizi yange nga mugagga kuba nange bwendi bwe tunaasobola okukwatagana mu ngeri y'okuddukanyaamu bizinensi zaffe mu ngeri y’okuwanganamu amagezi.

Njagala wa myaka 30-55. Omukazi kabeere minisita, Mubaka wa palamenti, oba sereebu yenna nga wa buvunaanyizibwa nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0702770993.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...