TOP
  • Home
  • Ag’eggwanga
  • Pulezidenti wa North Korea ne munne owa South Korea bwe batalima kambugu basisinkanye ne basikang'ana mu mikono

Pulezidenti wa North Korea ne munne owa South Korea bwe batalima kambugu basisinkanye ne basikang'ana mu mikono

By Musasi wa Bukedde

Added 27th April 2018

Pulezidenti wa North Korea ne munne owa South Korea bwe batalima kambugu basisinkanye ne basikang'ana mu mikono

8f5315ee70ba4bd1adc1f542927168ab 703x422

Pulezidenti wa North Korea, Kim Jong Un ne munne owa South Korean Moon Jae-in nga basikang'ana mu mikono mu nsisikano gye balimu egendereddwa okuzza emirembe wakati w'amawanga gombiriri

Ekitabangawo bukya luba nga lwa mmindi, Pulezidenti wa North Korea, Kim Jong Un ne munne owa South Korean Moon Jae-in basisinkanye omulundi ogusookedde ddala ne basikang'ana mu mikono era ne beevumba akafubo okwogera ku nsonga ezenjawulo wakati w'amawanga gombo.
 
Ebiri mu nsisikano eno ey'ebyafaayo egendereddwaamu okuzza emirembe wakati w'amawanga gombi birinde mu Bukedde w'Olwomukaaga afuluma leero akawungeezi
#Bukedde
 
alt=''

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Nnamwandu w'abaana ababiri ali...

Nnamwandu w'abaana ababiri ali mu kattu e Lwengo

Lab2 220x290

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe...

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe obuliyo

Hot2 220x290

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe...

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe bafuna

Buk2 220x290

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi...

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi 40 ez’okwekulaakulanya

Jip2 220x290

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza...

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza