TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO.

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO.

By Musasi wa Bukedde

Added 10th May 2018

Abasse omuwala babanjizza abazadde ssente ezaatutte omulambo e Mutundwe we baabalagiridde okugusanga.

St1buk110518 703x422

Abasse omuwala babanjizza abazadde ssente ezaatutte omulambo e Mutundwe we baabalagiridde okugusanga.

Mizayiro zaasuze ziboggola e Syria oluvunnyama lwa Russia, Amerika, Yisirayiri ne Iran buli limu okutandika okukuba.

Ab’emmundu ab’omutawaana ekitongole kya Flying Squad be kyasembyeyo okukwata batolose mu kaduukulu ne kireetawo okutya.

Mu Sanyuka ne Wiikendi: Tukulaze engeri abayizi gye batoloka ku bazadde ne bagenda mu ttabbulu z’omu luwummula awabeera ebikolwa ebyeraliikiriza.  Byonna mu Bukedde w’Olwokutaano.

Mu Byemizannyo: Mulimu abasajja 10 abasinza obuyinza ku World Cup n’ebibakwatako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Rape2 220x290

Ebibonerezo 12 ebiteereddwa ku...

WALIWO ebibonerezo ebikakali ebiteekeddwa mu bbago ly’etteeka ly'akaboozi nga ssinga omuntu omusango gumusinga...

Tteeka1 220x290

Ebintu 10 ebivaako abakazi okwetamwa...

Omukazi ayinza okukyawa akaboozi oba obutabeera mu mbeera za kwegatta olw’ensonga ezitali zimu.

Genda 220x290

Sheikh Muzaata: Kuva dda nga musajja...

SHEIKH NUHU MUZAATA Batte yazaalibwa mu myaka gya 1950 e Bwayise mu Lufula Zooni okumpi ne Kimombasa mu maka g'omugenzi...

Tteeka2 220x290

Baleese etteeka ku kunyumya akaboozi...

GGWE ssebo abadde alowooleza mu bya, ‘omusajja tammwa kantu’, bukukeeredde! Palamenti ereese etteeka mw’osobola...

20128largeimg210aug2012144442107703422 220x290

Ab'e Kibuli boogedde ku bya Kenzo...

Sheikh Abdul Salaam Mutyaba Imaam w’omuzikiti gw’e Kibuli yagambye bakyetegereza ebya Kenzo era bagenda kutuuza...