TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Engeri makanika gye yapakudde emmotoka n'asaabala abantu 3 e Wandegeya n'abattirawo

Engeri makanika gye yapakudde emmotoka n'asaabala abantu 3 e Wandegeya n'abattirawo

By GODFREY LUKANGA

Added 16th May 2018

ABATUUZE b’omu Kimwanyi Zooni mu Katanga e Wandegeya baguddemu entiisa makanika bw’apakudde emmotoka n’atomera banne basatu ne bafiirawo ate abalala munaana bali mu malwaliro.

Kabenje4 703x422

Atwala ebyokwerinda ku LC1, Fred Isabirye yagambye nti makanika yabadde avuga Land Cruiser UAR 144 K n’emulemerera okusiba n’agitomeza omuti gw’amasannyalaze ku luguudo lwa Nkinzi okuli abatunda eby’okulya.

Akabenje kaabaddewo mu kiro ekyakeesezza ku Lwokubiri.

Isabirye yagambye nti baalabula dda bannannyini garagi okukomya okuwa bamakanika ab’ekibogwe okugezeseza ebidduka ku luguudo luno kubanga bazze bakola obubenje omufiira abantu.

Abaafiiriddewo ye, John Bosco Ssuuna, Kigongo n’omulala ataategeerekese mannya. Ng’abali mu ddwaaliro embeera tennaba kutereera.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

St1buk250518 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE...

Mulimu ebipya ku batta abawala omuli obujulizi obubalumiriza kyokka nga butiisa.

Save 220x290

Museveni ayogedde ku bawamba abawala...

Pulezidenti agambye nti abatemu abawamba abawala ne babatta babafunzizza era gwe basembyeyo okukwata yabadde n’emirambo...

Whatsappimage20180524at20027pm 220x290

Abadde alimbalimba omuyizi wa S.4...

Emirimu gisannyaladde okumala akaseera mu ppaaka enkadde mu kibuga Kampala abagoba ba takisi abakolera ku siteegi...

Isabeti4 220x290

Yeemulugunyizza ku mutindo gwa...

OMUTEDENSI wa KIU Henry Kyobe akukkulumidde akakiiko akaddukanya omuzannyo gwa Beach Soccer olw’enzirukanya etamatiza...

Kasangati 220x290

Bawambye omuwala omulala e Kasangati...

ABAWAMBA abantu beesomye luno, bawambye omukazi omulala e Kasangati ne basaba obukadde 10, kyokka olubaweerezzaako...