TOP
  • Home
  • Ageggwanga
  • Amuriat yeewolerezza ku by'okukyusa abooluda oluvuganya

Amuriat yeewolerezza ku by'okukyusa abooluda oluvuganya

By Kizito Musoke

Added 7th August 2018

Pulezidenti w’ekibiina kya FDC, Patrick Oboi Amuriat yeewolerezza n’ategeeza nti, kye yakoze yayagadde kutereeza babaka ba kibiina abali mu Palamenti n’agamba nti;

Fdc6703422 703x422

Ying Patrick Amuriat Oboi

Pulezidenti w’ekibiina kya FDC, Patrick Oboi Amuriat yeewolerezza n’ategeeza nti, kye yakoze yayagadde kutereeza babaka ba kibiina abali mu Palamenti n’agamba nti;

“Tetulina ngeri gye tubadde tuyinza kutambuzaamu kibiina ng’ababaka baffe mu Palamenti bakola byabwe.

Tutudde ekiseera nga twebuuza ku bantu abawerako era enkyukakyuka tezaagudde bugwi.

Ababaka bonna abali mu Palamenti balina ebisaanyizo ebibasobozesa okuweereza mu bifo by’obukulembeze ebirala ebya Palamenti,” Amuriat bwe yayanukudde abaabadde bamugugumbula okulonda abayitibwa abanafu mu nkyukakyuka ze yakoze ku Lwokutaano oluwedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wab1 220x290

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa...

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa obuggya mu baana

Mal1 220x290

Malokweza ayogedde ebimuwangaazizza...

Malokweza ayogedde ebimuwangaazizza emyaka 90

Kad1 220x290

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu...

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu olw'omwana we okuteeba ggoolo eyatutte Cranes mu AFCON

Ken1 220x290

Ssentebe w'ekinnawattaka agobeddwa...

Ssentebe w'ekinnawattaka agobeddwa ku bukulembeze mu bunnambiro!

Seb2 220x290

Ababaka bakomezzaawo eby'enfa ya...

Ababaka bakomezzaawo eby'enfa ya Nebanda