TOP
  • Home
  • Ageggwanga
  • Akulira Abatabuliiki asabye bannabyafuzi okusajjakula

Akulira Abatabuliiki asabye bannabyafuzi okusajjakula

By Moses Lemisa

Added 21st August 2018

SHEIKH Sulaiman Kakeeto, akulira Abatabuliki mu ggwanga asabye bannabyabufuzi okusajjakula mu by’obufuzi okusinga okuteeka eggwanga ku bunkenke.

Clock4 703x422

Kakeeto ategeezezza nti bannabyabufu balina okweggyamu omululu kuba balina okukimanya nti eby’obubufuzi muzannyo kulina okubeerako awangula ne gwe bawangula , bw'atyo n'abasaba n’okwegenderezza ekigambo nti 'POLITICS IS  A DIRTY GAME' n'agamba nti balina okukikyusa ne batondewo ekirala ekisobola okubaviirako okukkaanya.

“Mukomye okuzannyira ku bulamu bw’abantu, eddiini yaffe ey’Obusiraamu tetukkiriza kweyingizza mu bintu ebiyinza okukosa obulamu bwaffe, bannabyabufu mukole ebija mu myaka gyammwe kuba eggwanga lino twalisangawo era tujja kulirekawo," Kakeeto  bw'ategeezezza mu kusaala Iddi Aduha okuyindidde ku Clockl Tower mu Kampala.

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Johnfb 220x290

Njagala alina empisa

Njagala eyeetegese okukola obufumbo, alina empisa n’omulimu gw’obuvunaanyizibwa okuva ku myaka 30 n’okweyongerayo....

Newsengalogob 220x290

Lwaki toyagala kwegatta?

Ate okomawo ng‛obudde bugenze, kati yeebuuza obaomulimu gw‛okola gwe guleese embeera eno. Kati alowooza edduuka...

Newsengalogob 220x290

Nvaamu ekisu

LWAKI nvaamu ekisu nga neegasse n’omusajja?

Newsengalogob 220x290

Namukwatira mu bwenzi

MUKYALA wange namukwata lubona n’omusajja naye namusonyiwa.

Newsengalogob 220x290

Takyantuusa ku ntikko

omwami wange takyantuusa ku ntikko