TOP

Batolotoomye lwa mupiira kubabulako

By Musasi Wa

Added 17th July 2012

WAABADDEWO akasattiro mu kisaawe e Wankulukuku omuzannyi wa Romi’s Wine FC bwe yadiimudde omupiira ne gubulira mu mayumba agaliraanyeewo.

Mu mpaka za Sadolin:

Kirangira      1-0  B’mwaya Boda

Ngabo            0-1  B’mwaya Utd.

Romi’s Wine 1-1   Sports Bridge

Juventus       1-0   Ssembule

WAABADDEWO akasattiro mu kisaawe e Wankulukuku omuzannyi wa Romi’s Wine FC bwe yadiimudde omupiira ne gubulira mu mayumba agaliraanyeewo.

Kino kyavuddeko omupiira okuyimirira okumalira ddala eddakiika nga 15 nga bakyagunoonya. Ekyaddiridde bawagizi kufuluma ekisaawe nga batolotooma olw’engeri empaka ennene zityo bwe ziba n’omupiira ogumu.

Baalemaganye (1-1) ne Sports Bridge mu Sadolin Cup.

Batolotoomye lwa mupiira kubabulako

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

A1 220x290

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral...

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral & Cocktail Party’ e Munyonyo ebyana gye byalagidde emisono n’emibiri nga bwe balya...

Afrigo 220x290

Lutalo ekintu akyekwatiddemu

OMUYIMBI w’ennyimba za laavu, David Lutalo (ku ddyo) kirabika akooye bapulomoota okumulyako ssente.

Tege 220x290

Kyokka mwana ggwe Lydia Jazmine!...

MWANAMUWALA Lydia Jazmine abamu gwe bayita muninkini wa gundi yamalayo. Akola bimusanyusa nga tafuddeyo ku bantu...

Kuba 220x290

Eyagaba abalongo bange yantamya...

NZE Charles Adwor, mbeera Mukono. Nasisinkana munnange mu 2014 nga nkyabeera e Jinja. Ebiseera ebyo nalina omulimu...

Melon1 220x290

Weyune enkola ya kontulakiti ofunemu...

OKUKOLA kontulakiti n’omuguzi y’emu ku ngeri omulimi n’omulunzi mw’asobola okuyita okufuna akatale k’ebintu bye...