TOP

Embuzi enzibe zimukwasizza

By Musasi Wa

Added 1st October 2011

POLIISI mu disitulikiti y’e Kayunga eriko embuzi munaana ezigambibwa okuba enzibe ze yakwatidde mu takisi mu kitoogo ky’e Katenga.

POLIISI mu disitulikiti y’e Kayunga eriko embuzi munaana ezigambibwa okuba enzibe ze yakwatidde mu takisi mu kitoogo ky’e Katenga.

Takisi yabadde eva Kayunga ng’edda Kampala.  Eyabadde azitwala, Abdu Kavuma (mu katono)poliisi yamututte n’emuggalira kyokka ye alumiriza nti embuzi yaguze ngule era musuubuzi wa mbuzi mumanyifu.

Omuduumizi wa poliisi mu disitulikiti y’e Kayunga, Barbara Alungat yagambye nti obubbi bw’ebisolo bucaase nnyo mu kitundu era bagenda kumubuulirizaako.

Embuzi enzibe zimukwasizza

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kkeesiwebusebig 220x290

Omugaso gw’okutegeka obulungi omudaala...

Entegeka y'omudaala gwo y'esalawo bakasitoma n'e ssente by'ofuna olunaku

Ashimu2webuse 220x290

Mu kukuba bbandi mwe nfuna ebisale...

Ekitone kyange kinnyambye okutuuka we nnali sisuubira mu kusoma n'okutambula mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo...

Akellofixingacarengineafterassemblingitwebuse 220x290

Omuwala akanika yingini za mmotoka...

Ono omuwala tazannya, akanika yingini ya mmotoka n'aleka kasitoma ng'amunyeenyeza mutwe. Okukanika yakuyigira ku...

Kyeyo 220x290

Abagenda ku kyeyo 54 bakwatiddwa...

MINISITULE y’ensonga z’omunda eraze Bannayuganda 54 abaakwatiddwa ku kisaawe kya Kenyatta International Airport...

Okukyala kw’ennaku zino engeri...

Ennaku zino okukyala kukyuse nnyo ng’omusajja bw’aba teyeenywezezza kuyinza okumulema.