TOP

Mukula wegatte ku FDC - Besigye

By Musasi Wa

Added 4th October 2011

COL. Kiiza Besigye agambye nti eky’omumyuka wa ssentebe wa NRM mu buvanjuba Capt. Mike Mukula okuvaayo n’atandika okulwanirira ekkomo ku bisanja bya Pulezidenti kiraga nti azibuse amaaso.

COL. Kiiza Besigye agambye nti eky’omumyuka wa ssentebe wa NRM mu buvanjuba Capt. Mike Mukula okuvaayo n’atandika okulwanirira ekkomo ku bisanja bya Pulezidenti kiraga nti azibuse amaaso.

 Yagambye nti Mukula n’abanene abalala mu NRM bateekeddwa okumuyigirako nti waddembe okwegatta ku FDC balwanyisize wamu okunyigiriza Bannayuganda.

Bino yabyogedde ku Ssande bwe yabadde mu kusaba okwategekeddwa ababaka  Angellina Osege(Soroti Mukazi) ne  Peter Omolo (Soroti County) ku kisaawe kya Soroti Independence nga kwakulembeddwaamu,  Bp. Matthew Omagor owa Soroti   Pentecostal Church.

Besigye yagambye nti Mukula tali yekka mu NRM akooye enkola etassa kkomo ku bisanja. Bangi bagamba nti ekimala, kimala lwakuba batya Pulezidenti Museveni okubagoba mu NRM. Wabula yabagumizza nti basobola okukolera  awamu naye.
      
 

Mukula wegatte ku FDC - Besigye

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wab1 220x290

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa...

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa obuggya mu baana

Mal1 220x290

Malokweza ayogedde ebimuwangaazizza...

Malokweza ayogedde ebimuwangaazizza emyaka 90

Kad1 220x290

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu...

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu olw'omwana we okuteeba ggoolo eyatutte Cranes mu AFCON

Ken1 220x290

Ssentebe w'ekinnawattaka agobeddwa...

Ssentebe w'ekinnawattaka agobeddwa ku bukulembeze mu bunnambiro!

Seb2 220x290

Ababaka bakomezzaawo eby'enfa ya...

Ababaka bakomezzaawo eby'enfa ya Nebanda