TOP

Bobi Wine akomyewo n’ayuuguumya Kampala

By Musasi Wa

Added 5th October 2011

SSEBO ku kya Pulezido twagala ogatteko ekitiibwa ky’Obwassaalongo... Bwe batyo abamu ku bawagizi ba Bobi Wine abaamulindiridde ku luguudo okuva e Ntebe bwe baasaakaanyizza.

2011 10largeimg205 oct 2011 015120790 703x422

SSEBO ku kya Pulezido twagala ogatteko ekitiibwa ky’Obwassaalongo... Bwe batyo abamu ku bawagizi ba Bobi Wine abaamulindiridde ku luguudo okuva e Ntebe bwe baasaakaanyizza.

Bobi Wine n’omugole we Barbie Itungo baakomyewo eggulo ku Lwokubiri oluvannyuma lw’okumala omwezi mulamba mu Amerika mu hanemuunu.

Baayaniriziddwa abawagizi bangi ne bayisa ebivvulu mu Kampala. Baabadde mu luseregende lwa mmotoka 15 gattako ddigi nga zikulembeddwaamu poliisi.

Bwe baatuuse ku ParkYard, bbampa ya mmotoka ya Bobi Wine ey’ebbeeyi Escalade n’ebuukako abayaaye ne bagiyombera. Kyokka poliisi yeezoobye nabo n’egibasuuza. Bobi Wine atongoza ku Lwakutaano olutambi lwe ‘Butyampa’ ku Africana.

Bobi Wine akomyewo n’ayuuguumya Kampala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wab1 220x290

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa...

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa obuggya mu baana

Mal1 220x290

Malokweza ayogedde ebimuwangaazizza...

Malokweza ayogedde ebimuwangaazizza emyaka 90

Kad1 220x290

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu...

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu olw'omwana we okuteeba ggoolo eyatutte Cranes mu AFCON

Ken1 220x290

Ssentebe w'ekinnawattaka agobeddwa...

Ssentebe w'ekinnawattaka agobeddwa ku bukulembeze mu bunnambiro!

Seb2 220x290

Ababaka bakomezzaawo eby'enfa ya...

Ababaka bakomezzaawo eby'enfa ya Nebanda