TOP

Bishop Makumbi bamuwawaabidde lwa bbanja

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd March 2011

BISHOP Patrick Makumbi bimwonoonekedde bw’awawaabiddwa mu kkooti lwa kwewola doola 51,000 mu za wano 188,700,000/- n’atazisasula.

BISHOP Patrick Makumbi bimwonoonekedde bw’awawaabiddwa mu kkooti lwa kwewola doola 51,000 mu za wano 188,700,000/- n’atazisasula.

Bishop Makumbi 48, ow’ekkanisa ya International Gospel Healing Centre e Lweza- Kajjansi ku lw’e Ntebe mutuuze w’e Lweza A Mutungo Makindye Kyadondo Wakiso.

Yawawaabiddwa mu kkooti enkulu etawulula enkaayana z’eby’obusuubuzi mu Kampala ku musango nnamba CS 273/2019 ogwawaabwa kkampuni ya Patoz Capital Solutions Co. Ltd nga baagala abadddize ddoola 51,000 nga mulimu amagoba ga doola 150.

Bagamba nti baakola endagaano y’okumuwola nga February 23, 2018 ng’omusingo yawaayo ekyapa ky’ettaka n’akatabo k’emmotoka eri ku nnamba PSALM 121.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono

Bad1 220x290

King Michael akaayidde Balaam

King Michael akaayidde Balaam