TOP

Besigye adduukiridde abanyeenya emitwe

By Musasi Wa

Added 15th March 2012

OMUKULEMBEZE wa FDC, Dr. Kiiza Besigye alambudde abaana abaakwatibwa obulwadde bw’okunyeenya emitwe mu ddwaaliro e Mulago.

2012 3largeimg215 mar 2012 100546800 703x422

OMUKULEMBEZE wa FDC, Dr. Kiiza Besigye alambudde abaana abaakwatibwa obulwadde bw’okunyeenya emitwe mu ddwaaliro e Mulago.

Dr. Besigye yawerekeddwaako omubaka Beatrice Anywa owa Kitgum ku Lwokubiri mu kubalambula kuno. Yabatwalidde amata, ebyokulya n’okunywa n’abasabira bassuuke bulungi.

Besigye yasabye gavumenti eyongere ensimbi ku nsonga z’obulwadde buno abakugu basobole okunoonyereza ensibuko yakyo. Yasabye Gavumenti ebifo ebijjanjabirwamu bibe kumpi n’abalwadde kubanga bakizudde nti batambula eng’endo mpanvu ate abasigadde awaka ne basigala nga bakosebwa. Abaana 14 be basuubirwa okusiibulwa wiiki eno.

Besigye adduukiridde abanyeenya emitwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ret2 220x290

Proline esuze bulindaala

Proline esuze bulindaala

Yes3 220x290

Uganda esubiddwa eza Afrika

Uganda esubiddwa eza Afrika

Bok1 220x290

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa...

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa bukadde 60

Mis1 220x290

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo...

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo

Kip2 220x290

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa...

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa y’okusiibulukuka Allah agyanukulirawo