TOP

Bad Black akwatiddwa e Rwanda

By Musasi Wa

Added 16th October 2013

Mwana muwala Shanita Namuyimbwa abasing gwe mumanyi nga BadBlack eyamanyibwa ennyo olw''okuyiwayiwa ensimbi ze yabba ku muganzi we omuzungu David Greenhalgh akwatiddwa Poliisi y’ensi yonna eya Interpol e Kanombe International airport mu Kibuga Kigali ekya Rwanda.

 

Mwana muwala Shanita Namuyimbwa abasing gwe mumanyi nga BadBlack eyamanyibwa ennyo olw'okuyiwayiwa ensimbi ze yabba ku muganzi we omuzungu David Greenhalgh akwatiddwa Poliisi y’ensi yonna eya Interpol e Kanombe International airport mu Kibuga Kigali ekya Rwanda.

 Bad Black yekyusakyusa omubiri gwonna era ng'atamumanyi nnyo kizibu okumutegeera.

Akulira ekitongole kya Interpol mu Uganda Asan Kasingye akakasiddwa okukwatibwa kwa Black era naagambanti enteekateeka zonna zikolebwa okulaba nga Bad Black azzibwa e Uganda awerennembe n’emisango gyeyazza.

Jjukira bino ku Black:

Bad Black afulumye ekkomera: Kati alya butaala

Bad Black ne muganzi we bali Rwanda barya bulamu

Bad Black awaanye Omuzungu

Bad Black yeewaanye okusula ng'omuloodi

Bad Black: Abaamweyimirira basattira

Bad Black: Bwe bananta nja kutambulanga nga mbuulira enjiri

Balooya bawambye mmotoka za Bad Black lwa bbanja

Bad Black attottodde obulamu bw'alimu ebweru: 'Ndi lubuto'

Bad Black yeekwese Malaysia -looya w'Omuzungu

Bad Black adding'anye n'Omuzungu eyamusibisa - Bukedde

Bad Black bamuyigga: Assiddwaako ekiragiro ekirala akwatibwe

 
 
 
 
Bad Black avunaanibwa okubba ssente za kkampuni ya Davenshan Development Company Ltd mweyali dayirekita awamu neyali muganzi we omungereza David Greenhalgh.

Black nga bwafaanana oluvannyuma lw'okumkyusa ennyindo

Mu misango emirakla egimuvunaanibwa mulimu n’egyokukoona abantu n’abalumya.

Kkooti ejulirwamu yali yata Bad Black ku kakalu ka kkooti era nakirizibwa okugenda ebweru alongoosebwe amabeere geyagamba nti gaali geetaaga okwongera okupika kuba gaali gatandise kumuluma ekintu ekyali ekyobulabe eri obulamu bwe.

Black n'omu ku baanabe.

Wabula Black bweyagenda okujjanjabibwa yafuuka mugenzi tazze, nga azze yeewaana ku mukutu gwe ogwa Face book nga bwali mu kulya obulamu mu nsi ezenjawulo.

Black mu jiimu ng'akola omubiri.

Bad Black akwatiddwa e Rwanda

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sam2 220x290

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye...

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

8714805438505141082996706452061019224145920o 220x290

Museveni ne Kagame basisinkanye...

Kyaddaaki Pulezidenti Museveni ne mukulu munne owa Rwanda, Paul Kagame beefumbye akafubo ku nsalo ya Uganda ne...

Kasa 220x290

Maama kalimunda tonyiga bbebi ennyindo...

ONO maama kalimunda tatya kunyiga bbebi nnyindo olw’engeri gy’akulukuunya olubuto lwe ku musajja.

Omukyalangaatudde 220x290

Laba byana biwala ebyanywa amata...

Bw’oba otambula, osanga ebyana ebitambulira mu bibinja nga byesaze obugoye obukulengeza ‘waaka’ nga ‘n’ebithambi’...

Firimu 220x290

Eyali asoma obwafaaza alumbye Mbarara...

FERDINAND Lugobe Pike eyabulako akatono okufuuka omusosodooti ayingidde ekisaawe ky’okuzannya Ffirimu.