TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyeeyita omugagga Samona n'afera abantu poliisi emukutte

Eyeeyita omugagga Samona n'afera abantu poliisi emukutte

By Musasi Wa

Added 16th May 2015

POLIISI y’e Katwe ekutte omusajja agambibwa okweyita Samona akola ebizigo.

2015 5largeimg216 may 2015 091228470 703x422

 POLIISI y’e Katwe ekutte omusajja agambibwa okweyita Samona akola ebizigo.

Godfrey Kibira nga mutuuze w’e Lusaka Kirombe mu Ggombolola y’e Makindye yakwatiddwa poliisi oluvannyuma lw’okufera abantu n’abaggyako ssente ng’abasuubiza okubatwala ebweru n’okubafunira emirimu mu Samona.

Grace Namarwa yategeezezza poliisi nti Kibira yamugamba nti ye nnannyini Samona naye n’alowooza nti ali ku muntu omutuufu n’amuggyako obukadde 4 ng’amusuubiza n’okutwala abaana be ebweru kyokka baabadde bakyali ku poliisi omukazi omulala n’avaayo ng’alumiriza Kibira okumufera.

Yagguddwaako omusango gw’obufere ku fayiro SD:05/09/04/20.

Eyeeyita omugagga Samona n''afera abantu poliisi emukutte

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...