TOP
  • Home
  • Aga wano na wali
  • Poliisi etandise okunoonyereza ku mmotoka ya Minisita Ameria eyakutte omuliro

Poliisi etandise okunoonyereza ku mmotoka ya Minisita Ameria eyakutte omuliro

By paddy Bukenya

Added 20th January 2016

Poliisi etandise okunoonyereza ku mmotoka ya Minisita Ameria ayakwata omuliro

Kya2 703x422

Amelia Kyambadde mu katono ng'li ne mmotoka eyayidde omuliro

POLIISI etandise okunoonyereza ku kyaviiriddeko mmotoka ya mininsita w'amakolero Amelia Kyambadde n'awera nti ne bwe banaazookya zonna ajja kuweereza abantu ab'e Mawokota North waakiri okutambulira ku kagaali.

Okusinziira ku baali mu mmotoka ya Amelia Kyambadde ey'ekika kya Benz Joseph Mugimba agamba nti omuliro gulabika nga gwakanyugibwa wansi wa mmotoka eno ng'etambula kuba gwava wansi era katono bajjiiremu.

Omu ku bayambi ba Mininsita agamba nti wadde nga poliisi ekyanoonyereza ku kyaviirako omuliro guno, waliwo abantu abaasanyukidde embeera eno ne bayisa n'ebivvulu nga balinga abalina kye bamanyi ku muliro guno. 

Wabula bino Amelia tebimuyigudde ttama era agamba nti mmotoka ze zonna z'atambuliramu ne bwe bazookya zonna tasobola kulemererwa kuweereza bantu be b'akiikirira waakiri okutambulira ku kagaali ka maanyi ga kifuba.


More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kirumiranew5 220x290

OKUTTA KIRUMIRA: Basonze olunwe...

AMAGYE geekenneenyezza obujulizi ku kutemula Kirumira ne bagattako ne bye bakung'aanyizza mu bantu abaasoose okukwatibwa...

Pana1 220x290

Engeri gye nnonda engoye ezinnyumira...

Bino yabinnyonnyodde PATRICK KIBIRANGO. “Bye nnyambala nfuba okulaba nga bigendera ku kikula ky’omubiri gwange....

Ta 220x290

Engeri gy’olabirira enviiri ezitaweza...

ABAKYALA n’abawala bafaayo okulabirira enviiri zaabwe, kubanga zikola kinene ku ndabika y’omukyala. Ku bakyala...

Sese 220x290

Karungi nzaalira omusika tweyanjule...

ALEX Divo ne Lailah Karungi ab’e Ndejje Lubugumu bamaze emyaka ena nga baagalana naye ng’omukwano gwabwe bagamba...

Ssenga1 220x290

Ssenga nsusse obugazi!

NDI mukyala mufumbo nnina n’abaana babiri naye baze agamba nti ndi mugazi. Nkole ntya? Nze Fiina e Mukono.