TOP

Ddereeva wa takisi ayise ebya S4 n’abuukula

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd February 2016

Ddereeva wa takisi ayise ebya S4 n’abuukula

S42 703x422

Abed Magid Kyowalyanga Muwanika (ku ddyo) ng’ajaganya ne ddereeva munne, Ali Tobbaco.

DDEREEVA wa takisi ataddewo likodi bw’ayitidde mu ddaala erisooka n’obubonero 25. Abed Magid Kyowalyanga Muwanika 30, nga ye ssentebe w’ekibiina ekigatta baddereeva mu disitulikiti y’e Kamuli ekya Kamuli Taxi & Bus Drivers’ Association (KATABDA), ye yayitidde mu ddaala erisooka.

Abadde asomera Ikumbya Senior Secondary School. Yasooka n’atuuka S4 mu 1999 natayita bulungi kwe kusalawo okugiddamu.

Kyowalyanga nga musajja mufumbo, alina abaana bana. Baddereeva banne baasooka kulowooza nti asaaga bwe yabategeeza nga bw’agenda okuddayo okusoma kyokka baakakasizza ng’emisomo agiyitidde waggulu.

Yagambye nti ekyamuzzaayo okusoma kwe kusoomoozebwa kw’azze afuna mu mirimu gye nga kwekuusa ku butasoma era mumaliriivu okweyongerayo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Liv1 220x290

Ssente za Pulezidenti zitabudde...

Ssente za Pulezidenti zitabudde aba taxi b’e Kamwokya.

Jip1 220x290

Ekyabadde mu kutuuza Bisopu w'Abasodokisi...

Ekyabadde mu kutuuza Bisopu w'Abasodokisi e Gulu

Mot2 220x290

Muganda wa Ssemwanga naye bamukutte...

Muganda wa Ssemwanga naye bamukutte ku by’okufera ssente

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda