TOP
  • Home
  • Agawano
  • Ababaka abapya temutya Palamenti - Sipiika Kadaga

Ababaka abapya temutya Palamenti - Sipiika Kadaga

By Musasi wa Bukedde

Added 25th May 2016

SIPIIKA wa Palamenti, Rebecca Kadaga, agumizza ababaka abapya mu Palamenti nti ye n’abakadde bagenda kubaluηηamya okusobola okuweereza obulungi.

Mpala 703x422

Kadaga ne Zaake ku kabaga e Mityana. Emabega ye Nsereko (Kampala Central).

SIPIIKA wa Palamenti, Rebecca Kadaga, agumizza ababaka abapya mu Palamenti nti ye n’abakadde bagenda kubaluηηamya okusobola okuweereza obulungi.

Bino yabyogeredde Butebi mu munisipaali y’e Mityana ku kabaga k’omubaka Francis Zaake (akiikirira munisipaali ya Mityana mu Palamenti).

Zaake yasabye Sipiika nti ssinga aba aliko ensonga gy’atuusa mu Palamenti, amuwe omukisa okwanjulayo ebizibu bya Mityana.

Omukolo gwetabyeko n’ababaka ba palamenti abalala 15 nga gwatandise na mmisa, eyakulembeddwa Fr. Joseph Luzindana.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dav1 220x290

Museveni beyakuzizza bambaziddwa...

Museveni beyakuzizza bambaziddwa ennyota zaabwe

Mum2 220x290

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku...

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku kakalu ka kkooti tewayise n'addakiika n'addamu okukwatibwa

Lab2 220x290

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa...

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa alaajanye

Kab2 220x290

Ssewungu akubirizza bannaddiini...

Ssewungu akubirizza bannaddiini okuvumirira empaka

Lwa2 220x290

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo