TOP

Abakazi bayingidde ogw’obukinjaaje

By Musasi wa Bukedde

Added 29th May 2016

SSENTEBE wa Lufula ya Nsooba Slaughter House ku Kaleerwe, Ssaalongo Sulaiman Ssekannyo agambye nti omulimu gw’obubaazi bagutaddemu abakazi ne bateekawo n’ebiragiro abakolera mu lufula bye balina okugoberera.

Malawo 703x422

Ssekannyo (ku ddyo) ng’ali n’abamu ku bakinjaaje abakazi.

SSENTEBE wa Lufula ya Nsooba Slaughter House ku Kaleerwe, Ssaalongo Sulaiman Ssekannyo agambye nti omulimu gw’obubaazi bagutaddemu abakazi ne bateekawo n’ebiragiro abakolera mu lufula bye balina okugoberera.

Ssekannyo yategeezezza mu lukiiko lw’abakolera mu lufula olwatudde wiiki ewedde nti basazeewo okuddamu okuwandiika ab’omu lufula era buli muntu alina okuleeta ebbaluwa ya LC 1 emusemba okuva gy’asula.

Buli amala okubaaga olina okuteeka ekiso mu kiraato obutatuusa ku balala bulabe.

 Tewali akkirizibwa kulwanira mu bbaagiro era asingibwa omusango gw’okulwana agobwa mu lufula.

 Buli akolera mu lufula alina okukeberebwa omusaayi ng’abasangibwa n’obulwadde bamala kujjanjabibwa okudda ku mulimu.

 Ababaazi, abeetissi n’abakolera mu bifo ebirimu omusaayi balagiddwa okwambala bbuutusi, amataawo n’okwesabika ku mutwe ate nga birina okwozebwa buli lunaku.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda

Kap1 220x290

Wawanirira Klezia ya St. Agnes...

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Lap2 220x290

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi...

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi