TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abakyala abafumbo mukomye okweyagaliza mwekka - Bp.

Abakyala abafumbo mukomye okweyagaliza mwekka - Bp.

By peter ssaava

Added 6th June 2016

AKULIRA ekibiina ky’abakyala abafumbo mu bulabirizi bw’e Namirembe, Josephine Kasaato asabye abakyala abafumbo okukomya okweyagaliza bokka kibayambe okukuuma ekitiibwa ky’empeta gye balina.

Monta 703x422

Bp. Luwalira ne mukyala we Faith (wakati) nga basala keeke n’abamu ku bagenyi abaavudde e Nigeria. Owookubiri ku ddyo ye Muky. Kasaato.

AKULIRA ekibiina ky’abakyala abafumbo mu bulabirizi bw’e Namirembe, Josephine Kasaato asabye abakyala abafumbo okukomya okweyagaliza bokka kibayambe okukuuma ekitiibwa ky’empeta gye balina.

Yabasabye era okubunyisa ekigambo kya Katonda yonna gye balaga.

Bino yabyogeredde ku kabaga mu maka g’omulabirizi e Namirembe kwe baasiibulidde abakyala abafumbo okuva mu bulabirizi bw’e Jos mu Nigeria abamaze wiiki ennamba nga balambula obussabadinkoni obw’enjawulo obukola obulabirizi bw’e Namirembe.

Omulabirizi w’e Namirembe, Rt. Rev. Wilberforce Kityo Luwalira yabeebazizza okujja mu Uganda n’agamba nti bagenda kubayigirako ekkanisa ya Uganda esobole okugenda mu maaso.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Agambibwa okuwoowa Kenzo ne Rema...

Sheikh ono okuvaayo kiddiridde Kenzo wiiki ewedde okutegeeza nga Muzaata bwe yamuvumidde obwereere n’amulangira...

Stabua2 220x290

Mbalinze nkya ku Obligatto- Stabua...

Stabua Natooro akoowodde abantu okweyiwa mu konsati enkya ku Club Obligatto

Namaalwa1 220x290

Omukungu agobye ffamire ye mu muka...

OMUKUNGU wa gavumenti agobye ffamire ye mu maka. Kigambibwa nti agawasirizzaamu omukyala omulala.

Magogo1 220x290

Magogo bw'aba yalya enguzi tadda...

MUNNAMATEEKA Fred Muwema agambye nti emyezi ebiri FIFA gye yasibye Moses Magogo ng'akkirizza omusango gw'okutunda...

Haruna11 220x290

Embaga za ba Celeb; Tukuleetedde...

Ekyama mu bakazi Haruna Mubiru b'awasa. Anoonya baana ba bagagga.