TOP

Kayihura atereeze basajja be-Latif Ssebaggala

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd July 2016

Kayihura atereeze basajja be-Latif Ssebaggala

Kub1 703x422

OMUBAKA wa Kawempe North Latif Sebaggala asabye akulira poliisi Gen. Kale Kayihura azze emirembe mu nsi ng’akwasisa abaserikale amateeka.

Bino abyogeredde mu lukuhhaana olubadde e Kawempe n’agamba nti, okusinziira ku ngeri abaserikale gye bayisaamu abantu kigenda kuleeta abantu okumenya amateeka.

Ssebaggala agambye nti, buli abaserikale lwe beeyisa obubi abantu babaggyamu obwesige ne beekolera ku nsonga zaabwe mu ngeri emenya amateeka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bujingo2703422 220x290

Bugingo ennyumba gye yazimbidde...

OMUSUMBA Aloysius Bugingo akudaalidde abantu ababadde balowooza nti, enju ye gaggadde gy’azimbira omugole Susan...

Lab2703422 220x290

Aba Ssebulime balangidde minisita...

FAMIRE ya Ronald Ssebulime banyiivu olwa kye baayise Minisita Nantaba okwongera okubalaata n’atuuka n’okujaguza...

Tta 220x290

Nantaba awadde Museveni amannya...

MINISTA Idah Erios Nantaba akaabidde mu kusaba mw’agambidde nti abaagala okumutta bali mu Gavumenti mwennyini era...

Lumba 220x290

Abadde afera abaagala Viza bamuyodde...

KITUUFU Kampala si bizimbe. Abantu basula bayiiya ng’ate abalala bafera bannaabwe okuba obulungi.

Kola1 220x290

Empeta za bba wa Babirye zibuzaabuza...

ABALONZI b’omubaka Paul Musoke Ssebulime owa Buikwe County North era bba w’omubaka omukazi owa Buikwe bali mu kwewuunaganya...