TOP

Jingo ayimbye ku bukulu bw’okusaba

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd July 2016

Jingo ayimbye ku bukulu bw’okusaba

Ke1 703x422

Jingo

OMUSUUBUZI ayimbye ku bukulu bw’okusaba ku Ssande nti Mukama mw’ayisa empeera ennyingi eri Abakristo.

Moses Jingo, omusuubuzi mu Ndeeba aleese oluyimba olupya nga luno lukunga Abakristaayo okufaayo ennyo okumanya obukulu bwa Ssande kuba Katonda agabiramu nnyo empeera. Oluyimba alutuumye “Sabako ku Ssande” nga luli ku lutambi lwe olwokubiri lw’aleese nga lunyuvu.

Luliko ennyimba ttaano okuli Ndi Mwawufu, olukwata ku mukwano, Ssente z’abaana olulabula abasajja obutasaasaanya nnyo bakolerere abaana baabwe, Nsonyiwa Sarah nga lwa mukwano awamu ne Nneesiimye.

Ennyimba zino zonna yamaze dda okuzikwata ku maloboozi ng’ateekateeka kuziteeka ku vidiyo kyokka ayagala amukwata ku mukono mu bigambo bya ssente. Ennyimba ze zonna za Kadongokamu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Title 220x290

Kayihura bamutaddeko nnatti obutalinnya...

GAVUMENTI ya Amerika eweze eyali omuduumizi wa poliisi, Gen. Edward Kale Kayihura okulinnya ekigere mu ggwanga...

Pala 220x290

Ebya Nagirinya biyingiddemu omukazi...

POLIISI eyongedde okugaziya okunoonyereza kwayo mu kutemula Maria Nagirinya, bwegguddewo fayiro ku mukyala omu...

Rermanamakula 220x290

Rema amalirizza okugula eby’omukolo...

OMUGOLE Rema Namakula akomyewo okuva e Buyindi ne mu Butuluki na ssanyu era agamba tewali ayinza kwekiika mu mukolo...

Img20190831wa0235209984377320145757 220x290

Ebikwata ku kusoma kwa Sebunya...

HAMZAH Sebunya, bba wa Rema omupya yasooka kukuguka mu by’okukebera omusaayi mwe yatikkirwa dipulooma mu November...

Manya 220x290

Omukyala asusse okumpisiza omukka...

SSENGA, Mukyala wange alina omuze gw’okumpisiza omukka ate nga guwunya bubi ddala. Tusula mu muzigo kale bw’akikola...