TOP

E Bwaise baagala ssomero lya bonnabasome

By Musasi wa Bukedde

Added 29th July 2016

E Bwaise baagala ssomero lya bonnabasome

Bwa1 703x422

Kansala Wamala n’abatuuze ku kabaga ke yabakoledde okubeebaza okumuwa obululu.

ABATUUZE mu muluka gwa Bwaise III basabye abakulembeze baabwe okuperereza KCCA eggulewo essomero lya St. James C/U P/S eryaggalwa olw’amazzi agaali galyanjaaliramu buli nkuba lwe yatonnyanga.

“Ssebo omumyuka wa Meeya ne bakansala abaana baffe basiiba ku kyalo okuva essomero lya ‘Bonnabasome’ KCCA bwe yaliggala.

Essomero lye tusinga okwetaaga”, abatuuze bwe baasabye abakulembeze. Bino baabyogeredde ku kabaga kansala wa Bwaise III, Ssaka Wamala Kalyowa ke yakoze okwebaza abalonzi mu Bokasa Zooni ku Lwomukaaga n’asuubiza abatuuze nga bw’agenda okukola ekisoboka essomero liggulwewo.

Ssaka yabasabye okuwagira pulojekiti y’okugaziya omwala gwa Lubigi okumalawo amataba mu Bwaise. Amyuka meeya w’e Kawempe Ismail Ntale yagambye nti, essomero lijja kuggulwawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze engeri butto w'obusigo bw'amapaapaali gy'akola ku maaso n'embuto ez'esiba...

Kig1 220x290

Akatabo ka Ham kawangudde engule...

Akatabo ka Ham kawangudde engule ey'okubiri

Kabaleeweb 220x290

Kabale Sharp bagikubye ne yeekwasa...

Kabale Sharp eya Big League, ewangudde Water FC, n'esannyalaza emikisa gyayo okwesogga liigi ya babinywera

Hajjathanifakawooya 220x290

Kkooti y'e Sembabule terina kaabuyonjo...

OMUBAKA omukazi owa disitulikiti y’e Sembabule, Hanifa Kawooya, asabye gavumenti okuzimba ekizimbe kya kkooti y’e...

Parliamentofuganda640381 220x290

Palamenti eyimrizza eby'okuyisa...

PALAMENTI eyimirizza eby’okuyisa ebbago lyetteeka erikwata ku kubonereza abantu abazza emisango egyekuusa ku mukwano...