TOP
  • Home
  • Emboozi
  • Ekidyeri ky’e Kalangala bakukiddaabiriza

Ekidyeri ky’e Kalangala bakukiddaabiriza

By Musasi Wa

Added 18th February 2013

GAVUMENTI epangisizza kkampuni ya Mantrac, etuusa ebyuma bya tulakita, okuddaabiriza emmeeri ya MV Kalangala ng’omu ku kaweefube w’okulongoosa ebyentambula mu nnyanja Nalubaale.

2013 2largeimg218 feb 2013 134336090 703x422

Bya   S. Balagadde

GAVUMENTI epangisizza kkampuni ya Mantrac, etuusa ebyuma bya tulakita,  okuddaabiriza emmeeri ya MV Kalangala  ng’omu ku kaweefube w’okulongoosa ebyentambula mu nnyanja Nalubaale.

Emmeeri eno emaze wiiki bbiri nga tekola oluvannyuma lw’okufa ebyuma byayo.

Suzan Kataike, omwogezi wa Minisitule y’ebyenguudo n’entambula yagambye nti abasaabaze  mu kiseera kino beeyambise entambula endala nga bwe balongoosa emmeeri eno.

Emmeeri eno esimbula ku mwalo gw’e Nakiwogo- Ntebe okudda ku mwalo gw’e Lutoboka e Kalangala buli lunaku.

Ying.Bernard Khabakha,  omukugu mu byentambula y’oku mazzi mu Minisitule y’ebyenguudo yagambye nti okufaananako n’ebidduka ebirira , emmeri y’e Kalangala nayo efa.
 

Ekidyeri ky’e Kalangala bakukiddaabiriza

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kibowa13webuse 220x290

Abakyala mwekolemu ebibiina mufune...

Abakyala b'e Mukono bakubiriziddwa okwekolamu ebibiina bafune ku ssente za Gavumenti ezitaliiko magoba n'okuwagira...

Acaya1webuse 220x290

Omuyizi akoze mmotoka ne yeewuunyisa...

Omuyizi Francis Ocaya akoze mmotoka ne yeewuunyisa Ababaka ba Palamenti ne bamusuubiza omulimu

Abamukubamusigansimbiabataddemuensimbiokuzimbazikabuyonjongabawayaamunabamukubaanawebuse 220x290

Temusimbira nkulaakulana kkuuli...

Abagirimaani bazimbidde essomero ly'e Ntenjeru kaabuyonjo ey'omulembe

Omulyangogwambabaziogwateeredwaakoebyokoolawebuse 220x290

Ebigambibwa okuba ebyokoola bisasamazza...

Omusaayi ogumansiddwa ku luggi lw'omutuuze nga kuliko ebbaluwa etiisatiisa okufa okumusemberedde bisattizza ab'e...

Abolukiikolwamukonodevelopmentforummdfngabatandiseokukolaemirimugyabwe 220x290

Olukiiko oluyamba Mmeeya okukulaakulanya...

Olukiiko olw'okuyambako Mmeeya w'e Mukono okukulaakulanya ekibuga lusomeseddwa ku nkola y'emirimu gyalwo