TOP
  • Home
  • Emboozi
  • Emmotoka 6 bannayuganda zebasinze okuboola

Emmotoka 6 bannayuganda zebasinze okuboola

By Musasi Wa

Added 4th December 2014

EMMOTOKA komu ku bintu by’osobola okussaamu sente zo n’ogufuula omulimu singa obeera ogoberedde emitendera emituufu omuli nokumanya ebika by’emmotoka ebitunda n’ebiyinza okuddibirira.

2014 12largeimg204 dec 2014 162001137 703x422


Bya BBOSA GONZAGA.

EMMOTOKA kimu ku bintu by’osobola okussaamu sente zo n’ogufuula omulimu singa obeera ogoberedde emitendera emituufu omuli nokumanya ebika by’emmotoka ebitunda n’ebiyinza okuddibirira.

Naye waliwo ebika by'emmotoka mu Uganda nga byo byatunzi. Nga bw’ossaa u ssente zo bwobeera oyagadde ku zitunda ofuna mangu omuguz . Newabaawo ebika bya motoka nga bw ’ogifuna o ja kugivuga ogikoowe os e awaka nga t ewali asobol kuwaamu ssnte!
Mwa. Godfry Kigongo , omusuubuz i wa mmotoka a era m akanika waazo mu K-centre Moto Garage Wandegeya a amba nti mu Uganda waliwo bika by’emmotoka ebyajja nga bya ttutumu, ne bitund nnyo aye oluvannyuma ne zigwa akatale Mu o m limu:

TOY TA PROGRES

Eno ya jjan ga ya ‘kabi ng’enjogera y’en aku  zino bw’eri era ne bagitu uma Benz y’omunaku. Yo nnungi mu ndabika ebi taala byo byefa na nyiriza eby a Bez, enzimba yona ya Benz.

Mw. Kigo ngo agam a nti eno ekyasi ga ok ugisu la akat ale y’ nny wa yaayo ey’amaf uta. Er nay ing ni yaayo ya cc2 00 era kye kisinga okuvaako oku¬w uta amafuta olway ingini en ene. Agamba nti amasanny alaze gaayo mangi dala eki ntu kiwa en yo bama kanika obuz ibu okugikanika ate sing a ebe era efu nye obu zibu.

TOYOTA BREVIS

Wandirowoozezza nti olw’okuba nayo Toyota, abantu bandigivuze nnyo naye obuzibu bwayo ewuuta amafuta okukamala. Yingini yaayo yenkanira ddala n’eya Progres, ya cc2500. Sipeeya waayo waali mungi naye obuzibu amafuta ewuuta mangi. Kati agirina bw’ajjukira nti waliwo ne Premio ezikekkereza olwo eno n’agyesonyiwa.

TOYOTA MARK X

Eno mmotoka ya kiroodi nnyo era n’endabika yaayo ennyonnyola ky’eri. Yeeyubula okuva mu Mark II enkadde ng’esuubirwa okuvuganaya ennyo mu katale ka Uganda naye yasigala evumbeera era tetunze bulungi nga bwe kyali kisuubirwa. Eriwo kati ya mudulo 2007 ate nga ne ssente egula nnyingi obukadde 45 empya.

Abantu bagitya lwa masannyalaze mangi, ebbeeyi yaayo, n’okuwuuta amafuta.

BMW X3 NE X5

Mw. Sserunkuuma Andrew agamba nti eno yacaaka nnyo gye buvuddeko naddala mu bavubuka bamuvabulaaya naye bwe baakizuula nti tekanikwa buli makanika, ssaako sipeeya okubeera ku buseere, ate nga ne bw’obeera omufunye okufuna makanika agitegeera onulungi n’atagizaaza mize nakyo si kyangu, amafuta eyiwayo buyiyi ne bagivaako.

MITSUBISHI CHARIOT

Eno mmotoka erabika bulungi era yali esuubirwa okuvuganya obulungi ku katale kubanga mmotoka nnene ya famire. Ebimu ku byagireetera okudiba ye sipeeya wa Mitsubishi okubula mu galagi.

NISAN SERENA

Eno y’emu ku mmotoka za Nisan ezisinga okulabika obulungi, kamotoka ka famire ate nga si nnene nnyo kwenkana Noah. Ekigigaanye okubeera ey’ettunzi sipeeya ali mu Nisan wokka ate ali ku buseere.

 

Emmotoka 6 bannayuganda zebasinze okuboola

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mm 220x290

Kkampuni zisaze omusolo ku ‘Mobilemoney...

KKAMPUNI z’amasimu zitandise okussa mu nkola etteeka ly’okukendeeza gwa ‘mobile money’ (Airtel money, Africel Money...

Monicangalagaobutungulubwatunda500webuse 220x290

Ekigwo ekimu tekyandobera kuddamu...

Omulimu gw'okufumba bwe gwanzigwako tekyandobera kutandika kulimira wafunda era kati nasituka dda sirina agoba....

Skull 220x290

Bamukutte n’akawanga

OMUSAJJA eyasangiddwa n’akawanga k’omufu gamumyuse. Abatuuze baamulinye akagere ne bamukwata n’ekisawo mwe yabadde...

Muhangi3 220x290

Muhangi akkirizza okusisinkana...

OMUGAGGA Charles Muhangi awadde abasuubuzi abakolera ku bizimbe bya Qualicel(Horizoni city) ne Nabukeera (Bazannya...

Zaina2webuse 220x290

Obwakondakita bwamponya ennaku...

Okukola obwakondakita nga ndi mukazi kinnyambye okulabirira abaana bange ate n'okuyiga bwe bakolagana n'abantu...