TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Col. Mugyenyi baamuwa obuwumbi 14 ave ku katale k’ewa Kisekka

Col. Mugyenyi baamuwa obuwumbi 14 ave ku katale k’ewa Kisekka

By Musasi Wa

Added 23rd September 2011

Yabadde mu kakiiko ka Palamenti akalondoola ensaasanya y’ensimbi z’omuwi w’omusolo akakulirwa omubaka Kasiano Wadri (Terego). Akakiiko kubuuliriza ku mivuyo gy’okuliyirira abaggagga abamu ssente olw’oku-ggyibwako ttenda z’okuzimba obutale mu Kampala.

Kyategezeddwa nti Col. Mug

Yabadde mu kakiiko ka Palamenti akalondoola ensaasanya y’ensimbi z’omuwi w’omusolo akakulirwa omubaka Kasiano Wadri (Terego). Akakiiko kubuuliriza ku mivuyo gy’okuliyirira abaggagga abamu ssente olw’oku-ggyibwako ttenda z’okuzimba obutale mu Kampala.

Kyategezeddwa nti Col. Mugyenyi nga ye nnannyini kkampuni ya Rhino Investments eyali aweereddwa akatale k’ewa Kisekka ezimbewo akalala ak’omulembe kyokka abasuubuzi ne beegugunga ne kamuggyibwako.
Bwiragura yagambye nti Mugyenyi yali asabye obuwumbi 23 olw’okuggyibwako akatale kano kyokka akakiiko k’ebyekikugu ye kwe yali atuula kaawa amagezi aweebwe obuwumbi nga mukaaga bwokka.
Kyokka kyategezeddwa nti oluvannyuma eyali Ssabawabuzi wa gavumenti Dr. Khiddu Makubuya yalagira aba Rhino baweebwe obuwumbi 14.

Col. Mugyenyi baamuwa obuwumbi 14 ave ku katale k’ewa Kisekka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wano 220x290

Abali ku gw’okutta Magara beeyongeddeyo...

EBY’OKUTULUGUNYA Abasiraamu abagambibwa okutta Susan Magara bikyalanda. Ensonga bazongeddeyo mu kkooti enkulu y’eba...

Bobiwine 220x290

Babakutte n'emijoozi gy'abawagizi...

Eggulo abavubuka ba DP bakwatiddwa n’emijoozi egisoba mu 500 ne giyoolebwa okumpi ne ofiisi zaabwe nga kigambibwa...

Pala0 220x290

Boogedde ebikankana mu kuziika...

DR. David Mugimu eyafudde ng’alumiriza abaserikale okumunyagako obulindo bw’ensimbi, eggulo yaziikiddwa e Kagganda...

Occc 220x290

Abagagga 36 baggyiddwaako abaserikale...

ABAGAGGA mu bitundu bya Kampala, Wakiso, Mukono, n’awalala baggyidwaako abaserikale abaabaweebwa eyali akulira...

Nyimba 220x290

Balaze embalirira y’ensimbi z’emisinde...

KATIKKIRO Charles Peter Mayiga yeebazizza minisitule y’ebyobulamu olw’okukwata obulungi ebintu Obwakabaka bye bwagiwa...