TOP

Bobi ne Barbie balya bulamu mu Amerika

By Musasi Wa

Added 23rd September 2011

OMUYIMBI Bobi Wine ne mukazi we Barbie bali mu Amerika mu ‘hanemuunu’. Baasooka mu lukung’aana lwa Bannayuganda mu kibuga Denver, ne badda e Boston Bannayuganda gye baamufunziza nga baagala abayimbiremu era kw’olwo baakeeseza mu ngatto.

Wiiki ewedde baabadde Canada nga kati bali

OMUYIMBI Bobi Wine ne mukazi we Barbie bali mu Amerika mu ‘hanemuunu’. Baasooka mu lukung’aana lwa Bannayuganda mu kibuga Denver, ne badda e Boston Bannayuganda gye baamufunziza nga baagala abayimbiremu era kw’olwo baakeeseza mu ngatto.

Wiiki ewedde baabadde Canada nga kati bali mu California. Eno baaliriddeko obulamu ku Muscle Beach okuli Hotel Casa Del Mar mwe baasuze okumala ennaku bbiri.

Mu woteeri eno osasula doola 489 (eza wano 1,369,200/- ) nga kuno kuliko za kusula n’ekyenkya byokka.

Bobi ne Barbie balya bulamu mu Amerika

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Occc 220x290

Abagagga 36 baggyiddwaako abaserikale...

ABAGAGGA mu bitundu bya Kampala, Wakiso, Mukono, n’awalala baggyidwaako abaserikale abaabaweebwa eyali akulira...

Nyimba 220x290

Balaze embalirira y’ensimbi z’emisinde...

KATIKKIRO Charles Peter Mayiga yeebazizza minisitule y’ebyobulamu olw’okukwata obulungi ebintu Obwakabaka bye bwagiwa...

Mknsamia4 220x290

Omubaka gwe yazaalamu omwana n'agaana...

Omubaka wa palamenti agaanye okuwa obuyambi omuwala gwe yaggya mu bbaala n’amuzaalamu omwana-yeekubidde enduulu...

Bba 220x290

Bba w’omuserikale bamukwatidde...

BBA w'omuserikale wa Poliisi bamukwatidde mu bubbi ng’amenya edduuka abatuuze ne bamukuba ne bamwasa omutwe ne...

Soma 220x290

Abaana ba baze be nnakuza bangobaganya...

NZE Rebecca Namubiru, omutuuze w’e Kirinya Main mu Division y’e Bweyogerere mu Munisipaali y’e Kira. Neevuma lwaki...