TOP

Agaanyi okunkuba embaga

By Musasi Wa

Added 2nd March 2011

Yang’aana okufuna olubuto era emyaka egyo gyonna tukozesa kkondomu kyokka yang’aana okubuulirako omuntu yenna ku kintu kino. Ssenga lwaki tayagala kumpasa mpeta ate nga yabinsuubiza?

Emyaka gye mumaze si kye kikulu kasita muba nga mwagalana. Ogambye yakusuubiza ayinza okuba ng’akirina mu bi

Yang’aana okufuna olubuto era emyaka egyo gyonna tukozesa kkondomu kyokka yang’aana okubuulirako omuntu yenna ku kintu kino. Ssenga lwaki tayagala kumpasa mpeta ate nga yabinsuubiza?

Emyaka gye mumaze si kye kikulu kasita muba nga mwagalana. Ogambye yakusuubiza ayinza okuba ng’akirina mu birowoozo naye nga ssente z’atannafuna nga bwe yakugamba.

Mwana wange waliwo abakyala abamala n’abaami baabwe emyaka egisukka mu 20 naye nga tebagattibwanga. Ebintu bino bisaana bugumiikiriza na kwesabira.

Omwami wo w’akyogeredde alabika ng’akyagala naye ng’obusobozi bwe mutannafuna. Beera mugumiikira era weesabire ky’oyagala ojja kukituukako.

Agaanyi okunkuba embaga

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Rema1 220x290

Sebunya bwe yansaba laavu saamudaaza...

REMA Namakula attottodde laavu ye ne Dr. Hamza n’atangaaza ku byaliwo mu kwanjula bwe yakyusa ssenga ku ssaawa...

Sak1 220x290

Gavumenti ekakasizza enkolagana...

Gavumenti ekakasizza enkolagana yaayo n'ekitongole kya SASAKAWA okutumbula eby'obulimi

Kig13 220x290

Robert Ssekweyama alangiriddwa...

Robert Ssekweyama alangiriddwa ku butendesi bwa Kiraabu ya Doves

Ras13 220x290

Ekyabadde e Bugembe nga Bebe Cool...

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe Bebe Cool n'abakungu ba ministry ya Health gye baamaze olunaku lulamba nga...

Sat13 220x290

Pass PLE addamu mu February

Pass PLE addamu mu February