TOP

Ab’e Ntebe balabudde

By Musasi Wa

Added 28th September 2011

Omuduumizi wa poliisi, Maj. Gen. Kale Kayihura alabudde  abatuuze b’e Ntebe okwewala okwenyigira mu bikolwa eby’effujjo  naye bagoberere amateeka  g’okulonda.

Kayihura yagambye nti poliisi etaddewo obukuumi obumala okulaba ng’okulonda okugenda bulungi n’alabula abategeka okwe

Omuduumizi wa poliisi, Maj. Gen. Kale Kayihura alabudde  abatuuze b’e Ntebe okwewala okwenyigira mu bikolwa eby’effujjo  naye bagoberere amateeka  g’okulonda.

Kayihura yagambye nti poliisi etaddewo obukuumi obumala okulaba ng’okulonda okugenda bulungi n’alabula abategeka okwenyigira mu ffujjo nti anaakwatibwako wakukolebwako.

Ebimu ku bifo abalonzi mwe bategeka okukola effujjo mwe muli; Leisure Park, Kakeeka, Katabi, Entebe Comprehensive, Mayor’s Gardens, Children’s Park ne Kigunga.

Ab’e Ntebe balabudde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pp 220x290

Abayimbi Bannayuganda battunse...

Abajamaica;Christopher Martin ne D-Major bakubye Bannayuganda emiziki egibaccamudde

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...