TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mutabani wa Pulezidenti n’abajaasi 227 bakuziddwa

Mutabani wa Pulezidenti n’abajaasi 227 bakuziddwa

By Musasi Wa

Added 28th September 2011

Muhoozi yayingira amagye mu 1999 omukolo gwabadde ku kitebe ky’amagye ag’oku ttaka e Bombo ku Lwokusatu nga gwakuliddwa omuduumizi w’eggye ezzibizi Gen.  Elly Karuhanga.

Yabategeezezza nti ennyota mu magye tezigwa bugwi era tezijja mu kiro kimu omuntu alina okuzikolerera.

Abaakuziddwa kuliko ba Colonel. 29, Lf. Colonel. 34, Major 24 ne ba Captain 52. Ba Colonel. Kuliko Charles Tusiime, John Twebaze, Herbert Mirombe, Asingula Kagolo, Richard Kalemire, John Kwizayo, Ephraim Mugume Baguma,  Colonel. Micheal Bbosa ow’eggye ery’ekikugu ne Micheal Nyarwa ow’eggye ery’empingu.

Mutabani wa Pulezidenti n’abajaasi 227 bakuziddwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pp 220x290

Abayimbi Bannayuganda battunse...

Abajamaica;Christopher Martin ne D-Major bakubye Bannayuganda emiziki egibaccamudde

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...