TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Kkooti eragidde okuddamu okubala obululu bw’e Mityana

Kkooti eragidde okuddamu okubala obululu bw’e Mityana

By Musasi Wa

Added 2nd March 2011

Kino kiddiridde Henry Makumbi Kamya (NRM)  okwe-mulugunya mu kkooti nti teyamatidde na byavuddemu. Makumbi abadde akiikiriddwa munnamateeka we Joseph Luzige, n’agamba nti obululu obumu tebwabalibwa.

Ssozi Kaddu Mukasa ye yalangiriddwa ku kifo kino. Omulamuzi  Agnes  Nkonge yalagidde nti oku

Kino kiddiridde Henry Makumbi Kamya (NRM)  okwe-mulugunya mu kkooti nti teyamatidde na byavuddemu. Makumbi abadde akiikiriddwa munnamateeka we Joseph Luzige, n’agamba nti obululu obumu tebwabalibwa.

Ssozi Kaddu Mukasa ye yalangiriddwa ku kifo kino. Omulamuzi  Agnes  Nkonge yalagidde nti okuddamu okubala obululu kutandike ku ssaawa 3 ez’oku makya.

Mu ngeri y’emu kkooti era yalagidde okuddamu okubala obululu ku kifo kya kansala w’eggombolola y’e Kakindu nakwo kubeerewo olwaleero.

Mu kifo kino, Emmanuel Munye owa NRM yabadde alangiriddwa, Edward Wasswa owa DP n’awaaba mu kkooti.

 

 

 

Kkooti eragidde okuddamu okubala obululu bw’e Mityana

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab12 220x290

Okulonda kwa Ssentebe wa NRM e...

Okulonda kwa Ssentebe wa NRM e Mityna kuzzeemu kigoye wezinge

Gwe1 220x290

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo...

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo omwana we ew'omusamize bamusadaake

Nkumba2jpgweb 220x290

Abadde ayingira mu ofiisi z'ebizimba...

Allan Nkumba omutuuze w'e Kabowa mu Sserwadda zooni ye yakwatiddwa poliisi ya CPS ku Lwokusatu oluvannyuma lw’okugenda...

Sjpgweb 220x290

Eyanfunira omulimu mufiirako

Nze Innocent Katusiime 29, mbeera Nakawa. Buli lwe ndowooza ku ngeri gye nnasisinkanamu maama w’omwana wange essuubi...

Nsamba22pulaaniusewebuse 220x290

Mukuume obumu musobole okwekulaakulanya...

Ab'ekika ky'Engabi beetaaga obukadde 13o okuzimba ekiggwa kyabwe