TOP

Yesu amala yaziikiddwa

By Musasi Wa

Added 28th September 2010

Yesu Amala eyafudde ku Lwomukaaga nga wa myaka 99 yabbulwamu ekyalo e Nansana kyokka abaana be abakyaliwo baatandikirawo okulwanira ebintu byalese ekyawaliriza ne poliisi okuyingira mu nsonga zaabwe.

Yabadde waakuziibwa ku Mmande kyokka abamu ku bamulekwa ne bakalambira nga bagamba nti basooka ku

Yesu Amala eyafudde ku Lwomukaaga nga wa myaka 99 yabbulwamu ekyalo e Nansana kyokka abaana be abakyaliwo baatandikirawo okulwanira ebintu byalese ekyawaliriza ne poliisi okuyingira mu nsonga zaabwe.

Yabadde waakuziibwa ku Mmande kyokka abamu ku bamulekwa ne bakalambira nga bagamba nti basooka kumaliriza nsonga za bintu byeyalese.

Eggulo Yesu Amala baamusabidde mu kkanisa ya St.Stephen’s e Nansana gye yazimba era n’aziikibwa ku kkanisa ya All Saints e Buddo-Nansana nga ye yawaayo ettaka kwe yazimbibwa.

Yesu amala yaziikiddwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Capture 220x290

Ssentebe n'omumyuka we bafudde...

Ssentebe n'omumyuka we bafudde kikutuko: Ow'ebyokwerinda asattira

Capture 220x290

Ebya Namwandu wa Sheikh Kirya ...

Ebya Namwandu wa Sheikh Kirya biranze: Alina eddaame amwanukudde

Capture 220x290

Laddu esse abaana babiri: Babadde...

Laddu esse abaana babiri: Babadde bagenze mu nnimiro

Thumbnailpochettinoworried 220x290

3 baswamye mulimu gwa Pochettino...

Emikisa gya Mauricio Pochettino okusigala ku butendesi bwa Tottenham (Spurs) buli lukya gikendeera.

211779580imagea231574118715434 220x290

Rafa Benitez yandidda mu Premier...

AGAVA mu West Ham galaga nga bwe waliwo entegeka y’okukansa omutendesi Rafa Benitez asikire Manuel Pellegrini....