TOP

Aba bodaboda 11 e Lugazi bafudde

By Musasi Wa

Added 15th September 2010

Bino byayogeddwa akulira poliisi y'ebidduka e Lugazi, Paulo Okongo bwe yabadde asisinkanye aba bodaboda mu Lugazi abaakung’aanidde mu African Paradise okubasomesa engeri y’okuddukanyaamu emirimu gyabwe ate nga bwe bayamba n'okumalawo obumenyi bw'amateeka mu kitundu mwe bakolera.

“Mukwana bu

Bino byayogeddwa akulira poliisi y'ebidduka e Lugazi, Paulo Okongo bwe yabadde asisinkanye aba bodaboda mu Lugazi abaakung’aanidde mu African Paradise okubasomesa engeri y’okuddukanyaamu emirimu gyabwe ate nga bwe bayamba n'okumalawo obumenyi bw'amateeka mu kitundu mwe bakolera.

“Mukwana buli mukazi gwe musanga ate ne mwegatta nabo nga temwekuumye na kondomu. Kino mulina okukikomya okwewala okukwatibwa siriimu,” Okongo bwe yalabudde aba bodaboda. Yategeezezza  nti emize emirala gye balina  mulimu obutayagala kwambala bikoofiira, obutakyusa mataala kiro n’okuvuma  bakasitoma.

Omuduumizi  wa Poliisi mu disitulikiti y'e  Buikwe, Caroline Akoth yabanenyezza okubeera n'omuze gw'okwanguwa okutuuka awagudde obubenje ne  banyaga ebintu byabo ababa balumiziddwa.

Aba bodaboda 11 e Lugazi bafudde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Kookifelixssekubuuza31 220x290

Atendeka Kiboga bagikubye ne yeekwasa...

Atendeka Kiboga agamba nti ddiifiri yagisalirizza olwo Kireka n'egikuba mu Big League.

Cfb9be2889d143b0855e06c5321dcb4c 220x290

Kabaka avuddeyo ku binyigiriza...

KABAKA Ronald Mutebi ll, avuddeyo ku binyigiriza abantu n’agamba nti, “Tunakuwala nnyo okuwulira ng’abantu baffe...

Guardiola2 220x290

Guardiola yeekengedde n’azza abazannyi...

Guardiola atidde okuddamu okukubwa Spurs eyabawandudde mu Champions League

Satr 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE...

Tukulaze ebiri mu bubaka bwa Kabaka obwa Paasika, bw’avuddeyo ku balina obuyinza abasengula abantu ku ttaka.

Siiba 220x290

Abeekalakaasi e Sudan balaze Gav't...

Abeekalakaasi e Sudan balaze Gav't gye baagala