TOP

Omuyimbi Jamal Flambo atabukidde mukulu we

By Musasi wa Bukedde

Added 8th September 2010

Jamal Flambo muto w’omuyimbi John Black amanyiddwa ennyo olw’engeri gy’ayimbamu ng’alinga omwana ayiga okwogera ataamidde mukulu we n’amutegeeza nti entalo zaabwe bulijjo zaasirikidde kaziraalase ensi emanye.

Flambo agamba mukulu we John Black yawamba style yaabwe gye baayiiya ababiri n’asalawo okukikuba obw’omu ng’enjogera y’ennaku zino kwe kusalawo naye n’avaayo n’oluyimba lw’atuumye Mawulire.

Oluyimba luno lwakwatiddwa SPK Films era agamba nti abawagizi be banaasalawo oba amuwayiriza.

Ono ayimba sitayiro ng’eya mukulu John Black gw’agamba nti ye yamulaga eky’okukola wadde ye muto.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

A Pass yeegobye mu luyimba lwa...

A Pass atabukidde Bebe Cool ku luyimba lwa ‘Corona Distance’, amulanga kumugattika na Fresh Daddy gw'ayita kazannyirizi...

Kagame 220x290

E Rwanda bongezzaayo kalantiini...

Gavumenti ya Rwanda yalangiridde nti eyongezzaayo ennaku abantu ze balina okumala nga tebava waka okutuuka April...

W1240p169s3reutersmedianet68 220x290

Coronavirus: World Bank ewadde...

Bbanka y’ensi yonna yawadde Kenya obuyambi bwa doola za Amerika obukadde 50 okuyambako mu kutangira okulwanyisa...

Kyuka 220x290

Abantu 1,000 bafudde Corona mu...

ABANTU 1,047 olufudde mu Amerika ebintu ne bikyuka. Trump obuyinza bw’okuteekawo kalantiini n’okusibira abantu...

Whatsappimage20200402at65210pm 220x290

Bajjo ayagala Full-Figure amuliyirire...

Bajjo ayagala Full-Figure amuliyirire obukadde 500 lwa kumwonoonera linnya.