TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Kkooti ejulirwamu yaakuwulira okujulira kwa Kashaka

Kkooti ejulirwamu yaakuwulira okujulira kwa Kashaka

By Musasi wa Bukedde

Added 8th September 2010

KKOOTI ejulirwamu etaddewo olwa nga April 24, 2019 okuwulira okujulira kw’abaali abakungu mu minisitule y’enguudo abaasibwa emyaka 10 olw’okwekomya ssente ezisoba mu buwumbi 4 ezaali ez’okugula obugaali bwa bassentebe b’ebyalo.

Kkooti ejulirwamu mu 2016 eyali ekulemberwa omulamuzi, Steven Kavuma yawulira okujulira kw’eyali omuwandiisi ow’enkalakkalira mu ministule eno, John Kashaka Muhanguzi n’okweyali akulira ebyembalirira Henry Bamutura kyokka Kavuma yatuuka kuwummula nga tawandiikanga nsala ye.

Kati amyuka Ssaabalamuzi era nga y’akulira kkooti ejulirwamu, Alfonse Owinyi Dollo yalagidde okujulira kuddemu buto nga kugenda kuwulirwa abalamuzi okuli ; Elizabeth Musoke, Hellen Obura ne Cheborion Barishaki.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Apass1 220x290

A Pass yeegobye mu luyimba lwa...

A Pass atabukidde Bebe Cool ku luyimba lwa ‘Corona Distance’, amulanga kumugattika na Fresh Daddy gw'ayita kazannyirizi...

A Pass yeegobye mu luyimba lwa...

A Pass atabukidde Bebe Cool ku luyimba lwa ‘Corona Distance’, amulanga kumugattika na Fresh Daddy gw'ayita kazannyirizi...

Kagame 220x290

E Rwanda bongezzaayo kalantiini...

Gavumenti ya Rwanda yalangiridde nti eyongezzaayo ennaku abantu ze balina okumala nga tebava waka okutuuka April...

W1240p169s3reutersmedianet68 220x290

Coronavirus: World Bank ewadde...

Bbanka y’ensi yonna yawadde Kenya obuyambi bwa doola za Amerika obukadde 50 okuyambako mu kutangira okulwanyisa...

Kyuka 220x290

Abantu 1,000 bafudde Corona mu...

ABANTU 1,047 olufudde mu Amerika ebintu ne bikyuka. Trump obuyinza bw’okuteekawo kalantiini n’okusibira abantu...