TOP

Omubaka bamukutte ne muk''omusajja

By Musasi Wa

Added 10th February 2013

OMUBAKA wa Palamenti akiguddeko bwe baamukubye emiggo n''adduka bukunya oluvannyuma lw''okukwatibwa lubona ng''ali ne muk''omusajja.

2013 2largeimg210 feb 2013 155347847 703x422

Bya KIZITO MUSOKE

OMUBAKA wa Palamenti akiguddeko bwe baamukubye emiggo n'adduka bukunya oluvannyuma lw'okukwatibwa lubona ng'ali ne muk'omusajja.

Omubaka ono kyategeezeddwa nti yazimba ennyumba e Mityana, kyokka tagibeeramu era agikozesa kukutuliramu ddiiru omuli n'ez'obwenzi.

Kyategeezeddwa nti omubaka ono, ekiro ky'Olwomukaaga nga 2 February, yagenze e Mityana okukutula ddiiru
ze nga bulijjo naye ku luno ddiiru yabadde ku mukazi muk'omusajja.

Omutuuze w'e Mityana bwe yafunye amawulire nti omubaka ali ne mukyalawe obusungu ne bumujjula, yafunye mikwano gye nga baabo ne badduka za mbwa era yatuukidde ku nju ya mubaka gye yasanze mukyalawe ng'atendereza mubaka kumanya 'kuteesa'.

Omubaka baamukubye emiggo era ekyekango nga bwe kitamanya muzira, yaddduse bukunya, engoye baazimusanzizza ku nsiko. Bannamityana!!!

Omubaka bamukutte ne muk''omusajja

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sam2 220x290

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye...

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

8714805438505141082996706452061019224145920o 220x290

Museveni ne Kagame basisinkanye...

Kyaddaaki Pulezidenti Museveni ne mukulu munne owa Rwanda, Paul Kagame beefumbye akafubo ku nsalo ya Uganda ne...

Kasa 220x290

Maama kalimunda tonyiga bbebi ennyindo...

ONO maama kalimunda tatya kunyiga bbebi nnyindo olw’engeri gy’akulukuunya olubuto lwe ku musajja.

Omukyalangaatudde 220x290

Laba byana biwala ebyanywa amata...

Bw’oba otambula, osanga ebyana ebitambulira mu bibinja nga byesaze obugoye obukulengeza ‘waaka’ nga ‘n’ebithambi’...

Firimu 220x290

Eyali asoma obwafaaza alumbye Mbarara...

FERDINAND Lugobe Pike eyabulako akatono okufuuka omusosodooti ayingidde ekisaawe ky’okuzannya Ffirimu.