TOP

Temulwisa basaabaze mu takisi

By Musasi Wa

Added 31st May 2013

NNEEMULUGUNYA ku basaabaze abalinnya takisi nga tebalina ssente ne basuubira nti bajja kutuuka awali enkola ya ‘Mobile Money’ baziggyeyo balyoke basasule.

2013 5largeimg231 may 2013 091945573 703x422

 

 

 


NNEEMULUGUNYA ku basaabaze abalinnya takisi nga tebalina ssente ne basuubira nti bajja kutuuka awali enkola ya ‘Mobile Money’ baziggyeyo balyoke basasule.


Kino kiraga nti tewafuddeyo kwetegeka kubanga kumpi buli tawuni mulimu aba ‘mobile Money’. Nsuubira wandisoose kuggyayo ssente n’olyoka olinnya takisi.

Enkola ey’okulinnya takisi ate n’ogiyimiriza otere oggyeyo ssente tolina kugyesiga nnyo kuba oluusi wabaawo okutaataaganyizibwa mu mpeereza ya kkampuni okukkakkana nga tosobodde kufuna ssente z’obadde osuubira.


Wano oba ogenda kulyazamaanya owa takisi wabula nga n’abasaabaze obamalidde ebiseera bw’oba takisi ogiyimirizza nga temunnatuuka.

Nsaba aba takisi okwegendereza abantu abalina omuze guno kubanga mulimu abalimba nga baagala kutambula nga tebasasudde kuba ne ku ssimu tebabaako na ssente.

 Singa mukizuula nti alimba mumutwale ku poliisi.
James Kalungi, Namagoma.

 

 

Temulwisa basaabaze mu takisi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsamb6webuse 220x290

Abeddira Engabi balabuddwa ku kufumbiriganywa...

Omukulu w'ekika ky'Engabi Ensamba, Alysious Lubega Magandaazi avumiridde bazzukulu ba Nsamba abeewasa nga beekwasa...

Hosp81webuse 220x290

Bakansala basimbidde eky’okuddiza...

Bakansala mu lukiiko lwa munisipaali ya Mukono baagala eddwaaliro lya Mukono waakiri lireme kusuumusibwa bwe liba...

Weblweranew 220x290

Tetuzze kugoba balimira mu Lwera...

Dayirekita wa NEMA, Dr. Tom Okurut yatangaazizza nti abakugu baabwe baasooka kwekenneenya ttaka lino nga tebannawa...

Rwe11 220x290

Bannalwengo boogedde ku bulamu...

Bannalwengo boogedde ku bulamu bwa Getrude Nakabira

Love 220x290

Nnannyini ssomero bamusimbye mu...

ASADU Wamala nannyini ssomero lya Wamala Mixed SS e Mpigi leero azzeemu okusimbibwa mu maaso g”omulamuzi Moureen...