TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mulinde ayagala Gavt. esseewo etteeka ekkakali ku bayiira abantu asidi

Mulinde ayagala Gavt. esseewo etteeka ekkakali ku bayiira abantu asidi

By Musasi Wa

Added 30th June 2015

OMUSUMBA Umar Mulinde atandise okusisinkana abantu abaayiirwa asidi okubagumya n’okusala nabo amagezi okulaba nga Gavumenti essaawo etteeka ekkakali ku bantu abayiira bannaabwe asidi.

2015 6largeimg230 jun 2015 104539193 703x422

Bya MOSES LEMISA

OMUSUMBA Umar Mulinde atandise okusisinkana abantu abaayiirwa asidi okubagumya n’okusala nabo amagezi okulaba nga Gavumenti essaawo etteeka ekkakali ku bantu abayiira bannaabwe asidi.

Umar Mulinde yasinzidde mu kkanisa ye eya Gospel Life Church International esangibwa ku luguudo
lw’e Ntebe ku Ssande n’agamba nti atandise kaweefube okubudaabuda abantu abayiiriddwa asidi okubagumya n’okubafunira ku bujjanjabi.

Yagambye nti amateeka agaliwo manafu nga tegasobola kuyamba kukangavvula abeenyigira mu muze guno kitangire n’abalala okugwenyigiramu.

Mulinde yayiirwa asidi nga December 24, 2011 n’atwalibwa mu Yisirayiri gye yamala emyaka esatu ng’abasawo bamukolako era yakomawo mu Uganda mu May w’omwaka oguwedde. Wabula
n’okutuusa kati abaamuyiira asidi tebamanyiddwa wadde ye agamba nti abamanyi
.

Mulinde ayagala Gavt. esseewo etteeka ekkakali ku bayiira abantu asidi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mulironnyumba2 220x290

Omuliro gw'okyezza enju y'omusawo...

NABBAMBULA w’omuliro asaanyizzaawo amaka g’omusawo ebintu bya bukadde ne bitokomoka okubadde n’emmotokka.

Preg1webuse 220x290

Nkole ntya okwewala omwenge kuba...

Olubuto lunjoyesa omwenge naye mmanyi gwa bulabe eriomwana ali munda. Nkole ntya okugwewala?

Teija1 220x290

Bamalaaya banyaze munnansi wa Ethiopia...

POLIISI ekoze ekikwekweeto mu loogi z’oku William Street n’ekwata abakazi mukaaga abakola obwa malaaya abagambibwa...

Kita 220x290

Ebya Kitatta bijulidde

Kino kitegeeza Kitatta wakubeera mu kkomera okumala okumala ebbanga eritamanyiddwa okutuusa abakulu lwe banakomawo...

Kita 220x290

Ebya Kitatta bijulidde

Kino kitegeeza Kitatta wakubeera mu kkomera okumala okumala ebbanga eritamanyiddwa okutuusa abakulu lwe banakomawo...