TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Owa siniya ey'okutaano afumitiddwa ekiso mu lunuto

Owa siniya ey'okutaano afumitiddwa ekiso mu lunuto

By Musasi Wa

Added 6th August 2015

Omuyizi wa S5 agudde mu babbi ng’adda awaka ne bamufumita ekiso ku lubuto.

2015 8largeimg206 aug 2015 161726827 703x422

Bya Prossie Kalule


Omuyizi wa S5 agudde mu babbi ng’adda awaka ne bamufumita ekiso ku lubuto.

Emmanuel Kawuuha mutabani wa Charles Kawuuha ow’e Bukoto abadde ne munne nga baakabuuka ku pikipiki bakkirira awaka, ababbi ne babeekiika mu maaso.

Kawuuha baamusiseeko ensawo omwabadde kompyuta ekika kya laptop kyokka mu kugezaako okugirwanira kwe kumusogga ekiso mu lubuto n’avaamu omusaayi mungi.

Kawuuha eyafumitiddwa ku ssaawa 5.00 ez’ekiro yatuusiddwa mu ddwaaliro e Mulago ng’avaamu omusaayi mungi. Asomera ku Kalinabiri ng’okugwa mu babbi yabadde ava kusoma bitabo.

 

Owa siniya ey''okutaano afumitiddwa ekiso mu lunuto

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.