TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omuyimbi Julie Deborah asaba kumudduukirira alongoosebwe

Omuyimbi Julie Deborah asaba kumudduukirira alongoosebwe

By Musasi Wa

Added 16th September 2015

Omuyimbi Julie Deborah Kisakye, 30, ow'ennyimba z'eddiini, asaba buyambi alongoosebwe. Kisakye eyayimba; Oli Kimuli Kyange, Ndi Steady, Nkomyewo Kitange, Ng'olabye Sitaani n'endala, yeetaaga 20,000,000/- okulongoosebwa omutwe mu Amerika oluvannyuma lw'akabenje akaamukosa ennyo ke yagwako ne mu

2015 9largeimg216 sep 2015 104737267 703x422

Omuyimbi Julie Deborah Kisakye, 30, ow'ennyimba z'eddiini, asaba buyambi alongoosebwe. Kisakye eyayimba; Oli Kimuli Kyange, Ndi Steady, Nkomyewo Kitange, Ng'olabye Sitaani n'endala, yeetaaga 20,000,000/- okulongoosebwa omutwe mu Amerika oluvannyuma lw'akabenje akaamukosa ennyo ke yagwako ne muyimbi munne, Simon Mirembe e Nabbingo mu March.

Omusaayi gwamugenda mu bwongo. Abadde ajjanjabibwa e Mengo nga kati abasawo baamusindise mu Amerika akolebweko abakugu mu ngeri eyenjawulo.

Asaba Bannayuganda, Abasumba, Abalokole, abakkiriza n'abawagizi be okumudduukirira nga bayita ku ssimu; 0782838079.

Omuyimbi Julie Deborah asaba kumudduukirira alongoosebwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...