TOP

Omusibe eyakubwa amasasi afudde

By Patrick Tumwesigye

Added 9th January 2016

OMUSIBE omulala eyakubwa amasasi abaserikale b'ekkomera ly'e Kigo bwe yali agezaako okubatolokako bwe baali baleeteddwa ku kkooti naye afudde.

Musibe 703x422

Angulu bwe baali bamusitula okumussa ku kabangali ya poliisi.

OMUSIBE omulala eyakubwa amasasi abaserikale b'ekkomera ly'e Kigo bwe yali agezaako okubatolokako bwe baali baleeteddwa ku kkooti naye afudde.

Steven Angulu yakubwa amasasi ana mu magulu bwe yali agezaako okudduka mu kkooti y'e Kajjansi ne munne Jacob Acil eyakubwa amasasi mu kifuba n'afiirawo.

Kyategeerekese nti Angulo olwakubwa amasasi, teyatwalibwa mu ddwaaliro e Mulago wabula yatwalibwa mu ddwaaliro ly’ekitongole ky’amakomera e Luzira gye yafiiridde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wano 220x290

Centenary bank etadde ssente mu...

Aba Centenary bank beegasse ku Bukedde famire mu nteekateeka yaabwe ey’okuddiza ku basomi ba Bukedde, abalabi ba...

Ye 220x290

Omusajja ow'ebbuba asazeesaze mukazi...

OMUSAJJA alumbye mukyala we ku bugenyi gw’alinamu abaana bana, n’amusala obulago n’amutta ng’amulumiriza obwenzi....

Funsa 220x290

Eyali Bishop. w'e Moroto afudde...

EYALIKO Omusumba w’e Moroto Bp. Henry Apaloryamam Ssentongo 83, afudde.

Fdc21a700517 220x290

Kkooti egobye omusango gwa Besigye...

KKOOTI etaputa Ssemateeka ewadde Dr. Kiiza Besigye amagezi okugenda mu kkooti ezize oba eri omulamuzi eyamulayiza...

Gavana w’e Nairobi ayiwaayiwa ssente...

GAVANA w’ekibuga Nairobi e Kenya, Mike Sonko 44, ayiwaayiwa ssente n’okukozesa ebintu ebiriko zaabu gamumyukidde...