TOP

Yiino takisi abadde ebbirwamu embuzi

By Musasi wa Bukedde

Added 16th January 2016

ABATUUZE bazingizza ababbi ne babasuuza embuzi n’emmotoka.

Tx2 703x422

Emmotoka eyabadde eyasangiddwaamu embuzi

ABATUUZE bazingizza ababbi ne babasuuza embuzi n’emmotoka mwe babadde bazitambuliza.

Baekutte Godfrey Seguya omu ku babbi. Ababbi bano ababba embuzi, ente n’enkoko mu bitundu by’e Bulijjo, Kiyunga mu Ggombolola y’e Kyampisi ne Nakifuma. Baabazingirizza mu kabuga k’e Kiyunga oluvannyuma lwa mmotoka yaabwe okwabika omupiira.

Akulira abatangira okuzza emisango ku poliisi y’e Naggalama, Swaibu Kiryowa yategeezezza nti, baabadde baakamala okulawuna ne babagamba nti, waliwo mmotoka erabika okuba ey’ababbi. Takisi n’embuzi biri ku poliisi y’e Naggalama.

Aduumira Poliisi eno Boniface Kinyera yategeezezza nti, baakwongera okusuula emisanvu bamalewo ababbi bano. Yeebazizza abatuuze okukolagana ne poliisi nga bagibagulizaako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...