TOP

Mbabazi ayambalidde Otafire

By Faith Nakanwagi

Added 22nd January 2016

Mbabazi ayambalidde Otafire

Ot3 703x422

Mbababazi ng'ayogera mu bawagizi be e Mitooma

Amama Mbabazi asinzidde mu Kampeyinize ezokunoonya akalulu kw'oba Pulezidenti mu bitundu bya Bushenyi ne Mitooma n'ayambalira eyali mukwano gwe nfiira bulago Kahinda Otafiire okukomya okumuwalampa nti kubanga tasobola nakumukkiriza kusiba lukoba lwa Mpale ye.

Mbabazi obusungu yabujje ku kumulemesa okukuba olukung'aana lwe mu kisaawe welwabadde lulina okubeera kyokka n'ategeezebwa nti Kahinda otafiire yoomu ku bakulembeddemu olukwe lwokumulemesa.

Bweyabadde asaba akalulu mu bantu bemutooma Mbabazi yajereze Otafiire nti ekyamulemesa okuyitamu mu kamyufu ka NRM lwakuba nti byakola tabimanyi eranga yoomu ku babadde balemesa enkulakulana yekitundu.

Mingeri yeemu Mbabazi agaanyi kaadi za NRM zebabadde bamuwa okumulaga obuwagizi n'agamba nti ekyokumuwa kaadi tekirina makulu wabula n'abasaba okuwagira enkyukakyuka.

Mbabazi agambye nti naye yennyini tavanga mu NRM kyokka awagira nkyukakyuka era tabeerangako mulabe wa NRM wabula ayagala kukyusa mu ngeri NRM gyekolamu ebintu byayo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.