TOP

Poliisi ekutte 11 n’amasasi 110

By Musasi wa Bukedde

Added 11th February 2016

Poliisi ekutte 11 n’amasasi 110

Ten2 703x422

Abamu ku baakwatiddwa mu kikwekweto kino.

POLIISI ekoze ekikwekweto mw’ekwatidde abazigu 11 abagambibwa okuba nga be babadde emabega w’okubba abantu mu bitundu by’e Kawempe n’e Bukoto. Poliisi era yazudde emmundu n’amasasi 110.

Ekikwekweto kino kyayodde n’abaserikale ba poliisi okuli Cpl. Tito Lutwa, Pc. Isaac Ochom ne Michael Ojok.

Abalala ye Bernard Ahimbisibwe ‘Paasita’, Ismail Alibuni, Hajji Umaru, Okabo Lowera ‘Babies’, Mulogo, Demands Tumukunde, Abusa Manisoor ne Basiri Paluku nga bano babadde bakolagana n’omujaasi Lt. Rajab Rasulu Ayile eyali omuyeekera wa UNRF II wabula n’aweebwa ekisonyiwo.

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga yagambye nti, ekibinja ky’abazigu kino kibadde kikolera mu bitundu bya Kampala naddala e Kawempe ne Bukoto okutandika n’omwezi gwa November 2015 nga kye kibadde emabega w’okubba abantu ku mudumu gw’emmundu era nga batemula

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Yop2 220x290

Production beetisse ekyemizannyo...

Production beetisse ekyemizannyo mu Vision Group

Nan1 220x290

OLuyimba lwa tukiggale lutabudde...

OLuyimba lwa tukiggale lutabudde Carol Nantongo ne Racheal Namiiro

Seb2 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okukozesaamu butto w'ekinzaali okulwanyisa alaje

Kab3 220x290

Ebyabaddewo ng'aba Poliisi bagobwa...

Ebyabaddewo ng'aba Poliisi bagobwa mu palamanti

Fub2 220x290

Entalo ezibadde mu ssomero ery'ayidde...

Entalo ezibadde mu ssomero ery'ayidde e Rakai