TOP

Kabaka awadde ab’e Butambala endokwa 30,000

By Musasi wa Bukedde

Added 1st May 2016

Kabaka awadde ab’e Butambala endokwa 30,000

Ndo1 703x422

Katikkiro ng’abuuza ku Butuya. Butuya ye kitaawe w’omubaka Mirembe (owookubiri ku ddyo).

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga akomekkerezza okutalaaga esazza ly’e Gomba ne Butambala ng’akuhhaanya obukadde 85, n’abakwasa endokwa z’emmwaanyi 30,000, Kabaka ze yabawadde.

Mayiga yategeezezza ng’emipiira gy’amasaza bwe gigenda okubeera e Gomba n’Amatikkira ga Kabaka ag’omulundi ogwa 23, nga gaakubaawo nga July 21.

Mayiga yatandikidde Gomba n’afuna obukadde 33 ate e Butambala n’akuhhaanya obukadde obusoba mu 52 ng’omubaka omukazi Lydia Mirembe yawaddeyo obukadde busatu. Katikkiro yakubirizza ab’e Butambala okufuba okumanya ebyafaayo bya Buganda ne Uganda kibayambe okubeera abaamanyi n’abasaba n’okusimba emmwaanyi Kabaka ze yabawadde.

Katikkiro yasiimye abantu b’e Butambala ne Gomba olw’okuwaayo n’okwagala era n’akuutira ababaka abaalondeddwa okuli Mirembe ne Muhamad Muwanga Kivumbi okutuukiriza omulimu gwabwe nga bagatta abantu be bakiikirira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...