TOP

Abajaasi 247 bannyuse eggye lya UPDF

By Musasi wa Bukedde

Added 17th May 2016

Abajaasi 247 bannyuse eggye lya UPDF

Ba1 703x422

Abamu ku baawummudde nga bayimba ku mukolo gw’okubasiibula wiiki ewedde.

ABAJAASI 247 aba UPDF okuva mu nkambi y’e Makenke mu Mbarara, bannyuse amagye ku Lwokutaano.

Ku bano kuliko abalwadde, abakuze n’abafunye obulemu. Omwogezi w’ekibinja kya UPDF ekyokubiri, Maj. Ronald Kakurungu yategeezezza nti mu baawummudde mulimu ba afande 10 n’omukazi omu.

Aluηηamya ebyobufuzi mu kibinja kino, Aronda Natukunda yasabye abannyuse amagye okweyongera okubeera n’omutima gw’eggwanga era nti ba ddembe kati okwenyigira mu byobufuzi wabula beewale okunywa ne batamiirukuka.

Omuduumizi w’ekibinja ekyokubiri, Peter Elwelu yabasabye okwenyigira mu mirimu egivaamu ssente sso si kuzza misango. Wano kwe kubalabula obuteeyibaala kuba bajja kuvunaanibwa nga bazzizza emisango.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kit1 220x290

Abagambibwa okutta Bayinvesita...

Abagambibwa okutta Bayinvesita bakwatiddwa abalala babataddeko obukadde 10

Kam2 220x290

Abagambibwa okusanga akawanga ka...

Abagambibwa okusanga akawanga ka maama waabwe mu ssabo beebazizza Museveni okubayamba

Tip2 220x290

Ssemaka yecanze n'azaalukuka omwana...

Ssemaka yecanze n'azaalukuka omwana we

Tot1 220x290

Vision Group etandise enteekateeka...

Vision Group etandise enteekateeka y'ekivvulu kya Toto

Jose11 220x290

Abaggyeemu obwesige

ManU, eri bubi nga mu Premier eri mu kifo kyamunaana nga Man City ekulembedde ebasinza obubonero 12.